0:00
3:02
Now playing: Okilinabu obuzibu

Okilinabu obuzibu Lyrics by Rickman Manrick ft. Sesabat


Nga mazima ddala
Kuva oba ddi?
Obeera online
But ninda ndabe
But maama nothing
Ssikyagenda mu mawuledi
Nsigala waka ne my baby
Akyali baby nange ankwata nga baby
Me still practicing breastfeeding
Ne we njogerera sirina feeling
Nafuuka engineer mu hole drilling
Rat beating ne massaging
Beer drinking, chicken hunting
Kati ate, mbu big don
Kati ate, small wallet
Kati ate, big bag
Kati ate, mbu birimu jacket
Okirinamu obuzibu?
Aaah aah
Olinamu obuzibu?
Mmmh mmh
Nga tokyalabika?
Aaah aah
Wafunamu ebizibu?
Mmmh mmh
If broke was a person
Abasama in Feb be the person
The fake basamas are the ones that come
And go nga baweddemu
You can't tell nuh hmmm
You can't tell nuh hmmm
Kati ate nze ndi big don
Nzuukuka ne hit song (kati ate kati ate)
Nzuukuka ne big vibes
Hmmm! Guno omwezi mwana nga teguggwa!
Okwata mu nsawo nga mulimu na maggwa
Anti ekiro mwana kibeera tekiggwa
Be twalaba bayimiridde kati baagwa
Obwavu is not a crime
Nga tolina maja take your time
Sigala ewaka bakulabeko
Enswera zikuwunyeko
Ensiri zikulumeko
Okirinamu obuzibu? Aaah aah
Olinamu obuzibu? Uuuh uuh
Nga tokyalabika? Aaah aah
Wafunamu ebizibu? (nafunamu ebizibu)
Mmmh mmh
You used to post post like daily
Ku breakfast ng'onywa Baileys
Ataakulaba y'akugaya (kati duula)
Mwabonyaabonya ebiwala
The party must be partied
Drink your drink tokoze bucket
Young, wild and free tetulina limit
Tuyimbe wiyanga wiya?
Oyagala nkubuuze mbuno how are you?
Kale how are you?
Kati bw'osiba emitaafu ne mbulwa otulo?
Ssibulwa tulo
Obwavu is not a crime
Nga tolina maja take your time
Sigala ewaka bakulabeko
Enswera zikuwunyeko
Ensiri zikulumeko
Okirinamu obuzibu? Aaah aah
Olinamu obuzibu? (mufunamu ebizibu?)
Mmmh mmh
Nga tokyalabika? Aaah aah
Wafunamu ebizibu? Uuuh uuh
Oba mulinamu ebizibu
Eh! You no longer reply
Naye bannange Artin kati
Level

Rickman Manrick Singles