Ooh na na na na na na na!
Yeah!
\n
Nazza gwaki
Bino by\'ombonyabonya ongiye omusaayi
Neebuuza lwaki
Nakukola kki osige obukyayi
Nsekererwa nswadde, eh!
Nafuuka lujujju ku kyalo
N\'ebigere okutte eeeh, mmh, yeah!
\n
Naye
Nebwekirikwata obudde (obudde)
Sirikuta until you be mine, yeah!
Nebwekirikwata obudde
Sirikuta sirikuta until you be mine, yeah!
\n
Tokiraba nti ensi ya mifunda
Omutima gwe yasanga lukku
Amasanyu gabulamu kuyonjja
Awo njakke nkireko bulb
\n
Oli musawo ŋŋa nze ndi Mulago ku kitande ntaawa
Nkubire lawyer
Tukusuinge aah kki ondajjanya
Ndi luvubuka lulungi lwakuba ongaya
Nsaba nkoleko in your empire
N\'ebikalubye mbigaaya nembikakanya
Okundekawo ekyo si bwenkanya
\n
Naye
Nebwekirikwata obudde (obudde)
Sirikuta until you be mine, yeah!
Nebwekirikwata obudde
Sirikuta sirikuta until you be mine, yeah!
\n
Eeh yeah, but before you lean on me, mpuliriza
\n
Nazza gwaki
Bino by\'ombonyabonya ongiye omusaayi
Neebuuza lwaki
Nakukola kki osige obukyayi
\n
Naye
Nebwekirikwata obudde (obudde)
Sirikuta until you be mine, yeah!
Nebwekirikwata obudde
Sirikuta sirikuta until you be mine, yeah!
\n
A Ricky Miles yeah yeah
\n
Ricky, olaba naawe weremeredde, mmh
Mpa ne kusimu yange