Pa pa (Nessim Pan Production) You don\'t know
\n
Shakira Skakiraa
King Saha Shakira
Shakira Skakiraa
\n
Kinkute era kimenya (Kokonyo)
Kindi bubi era kinzita (Kokonyo)
Ki love love kyenyini (Ko-ko-ko-ko Kokonyo)
Nkimanyi onzinga ondaba (Kokonyo)
Munda nkuba njokya (Kokonyo)
Leero tojja kumponya (Ko-ko-ko-ko Kokonyo)
\n
N\'ebyatika okimanyi mbirina
Empombo zikwese amasala
Amafigure nakuza ekimala
Laba ekyana ekyanywa akasera
Njakutira mu makoona nti
Eyerija guba munanansi
Ragga nkuba nkwasa nga maggi
Buwoomi nsinga kachumbali
\n
Kinkute era kimenya (Kokonyo)
Kindi bubi era kinzita (Kokonyo)
Ki love love kyenyini (Ko-ko-ko-ko Kokonyo)
Nkimanyi onzinga ondaba (Kokonyo)
Munda nkuba njokya (Kokonyo)
Leero tojja kumponya (Ko-ko-ko-ko Kokonyo)
\n
Gwe laba ekyana kyabandi, ha!
Kye nalaba edda, ha!
Nakyesunga dda, ha!
Nakiroota dda, ha!
Ekyana kyabandi, ih!
Kye nakima obwedda, ha!
Nze nga nkyetaaga, ha!
Ngeera nkyesunga, ha!
\n
Kinkute era kimenya (Kokonyo)
Kindi bubi era kinzita (Kokonyo)
Ki love love kyenyini (Ko-ko-ko-ko Kokonyo)
Nkimanyi onzinga ondaba (Kokonyo)
Munda nkuba njokya (Kokonyo)
Leero tojja kumponya (Ko-ko-ko-ko Kokonyo)
\n
Listen to my love love formula
Siva Kampala ndi California
Ne mu love nina fuyira
Just ekitooke mbu kifansalira, ah ah!
Listen to my love love formula
Siva Kampala ndi Cali-Cali-Cali-California
Ne mu love ndi waakabi ojakuwulira
Just ekitooke mbu kifansalira, ah ah!
\n
Ono omwana nze ammala
Amala, nze ammala
Nze byakola, ammala
Amala, walahi ammala
Kyani, kya sweety
Ooh oh kyani
Kyani, kya baby
Ooh oh kyani
\n
Ah, olabika tondaba (Kokonyo)
Kankyukemu ondabe (Kokonyo)
Walahi binyuma (Ko-ko-ko-ko Kokonyo)
\n
Ntwala wuwo olimenya (Kokonyo)
Walahi oli baby (Kokonyo)
Laba ekyana kyabala (Ko-ko-ko-ko Kokonyo)
\n
Guno mukwano gwenyini (Kokonyo)
Yenze omwana yenyini (Kokonyo)
Bye waloota byenyini (Ko-ko-ko-ko Kokonyo)
\n
Nze laba ki baby face (Kokonyo)
Laba ekyana kyabandi (Kokonyo)
Laba ki baby face (Ko-ko-ko-ko Kokonyo)