0:00
3:02
Now playing: Kisasi Kimu

Kisasi Kimu Lyrics by Sheebah


It's the queen of this area
Kano bwekatabalwaze malaria
TNS, Wani in the area
Let's say, riddim mash it up
Rise me up in the air like a glass of beer, turn me on
Tekamu obubadiya tonva ku near yongeza gear, nkidamu
One new I hear us, Kampala tujja kumwetika (sheebaholics)
Kubanga tetwepika bya muuka (TNS)
Okanyoma kali mitala wa mugga bw'okasemberera olubuto lwekyanga
Anti ffe tubakolera amawulire
Ne bagafulumya nga n'agamu si matayirire
Anti, gamba muno atalaba nti the Queen teacher twamulabye mu cinema
Nga mubi, ng'abadiribadda swag mama
Byemulasana tebimukyoma
Kuba assassin teyeetaaga uzi gun (assassin)
Teyeetaaga bodyguard
Mukama kyeyagera mbu kirib'era, kiri mala kiriba
Kisasi kimu, terera nkwase
Sirina budde bungi
Nkute kisasi kimu, ate sibya ba ninja
Obudde tebuninda
Kisasi kimu, terera nkwase
Sirina budde bungi
Nkute kisasi kimu, ate sibya ba sniper
Obudde tebuninda
Ntaganjula ebi wound by'emitima egyavunda
Nga tegikyalumwa gyakowa
Nsabatula buli agezaak'okunekiika, na kino ekimundu kyange
Gyal soldier de, ka mpambane
Akay soldier there, naye k'amanye
Abanjekera, kabaswaluke
Tebanfanana, ne webefera
Abaseka ate baseka bonna twakowa, kyetuva twefeelinga
Bebali basiba akatambaala babuka, kyebava ba tubifinga
Kuba assassin teyeetaaga uzi gun (assassin)
Teyeetaaga bodyguard
Mukama kyeyagera mbu kirib'era, kiri mala kiriba
Kisasi kimu, terera nkwase
Sirina budde bungi
Nkute kisasi kimu, ate sibya ba ninja
Obudde tebuninda
Kisasi kimu, terera nkwase
Sirina budde bungi
Nkute kisasi kimu, ate sibya ba sniper
Obudde tebuninda
Everyting we ah do is a masterpiece
Bakola ebya dikula, we no give no shit
Competition far, bazukuse bave mu bikunta obudde bwayita
Bano bano bano, mbabalula omu kw'omu
Omulala alinyumizako kw'omu
Me ah bad but siwagira mpisa mbi
Kuba kabuvubuka tantawanya, wha yuh know wha me say
Ffe tubakolera amawulire
Ne bagafulumya nga n'agamu si matayirire
Anti, gamba muno atalaba nti the Queen teacher twamulabye mu cinema
Nga mubi, ng'abadiribadda swag mama
Byemulasana tebimukyoma
Kuba assassin teyeetaaga uzi gun (assassin)
Teyeetaaga bodyguard (sheebaholics)
Mukama kyeyagera mbu kirib'era, kiri mala kiriba
Kisasi kimu, terera nkwase (kati leero mbase)
Sirina budde bungi
Nkute kisasi kimu, ate sibya ba ninja
Obudde tebuninda
Kisasi kimu, terera nkwase (kati leero)
Sirina budde bungi
Nkute kisasi kimu, ate sibya ba sniper
Obudde tebuninda
She-she sheebaholics, wah yuh say?
Unh unh, kwata kisasi kimu
TNS
Wani
Uh, I sign out
Ra