Amafiga go okyagalina
Omubiri gwo okyagulina
N\'obulungi bwo okyabulina (Sound fall)
Tebakugezanga kubintuntu ebitategerekeka
Ebitategerekeka oli mulungi
Oli mulungi nyooo nyooo
Nkwatako kumukono tutambule
Abasigadde batulabileko
Nti omwana yafunye munewe
Bafusse couple bwedduuu
Manya teri akusinga
Kabalete abawanvu n\'abampi
Boona obasinga, boona obasinga
\n
Girl you mine, my date
Girl my my date
Sit I drive, be my co-driver
Olwa leero olina okumwenya
\n
Girl you\'re fine, too fine
Setaaga mulala
You\'re too beautiful kuba obasinga, shaaaa
Wamalayo
\n
Njagala otulewo osirike
Njagala nkuwe omukwano gukumire
Ate tokola overdose gukutuge
Kola reverse kisoboke
Baby bend over
Mazina left over
Olina mukisa gwe weka
Atesitinga kumuwula gwa ffene, ah la ah!
\n
Am allergic to many so I stick on you babe
Wrong turn when you go back to your ex-boyfriend
\n
Bangi basubiza naye nebatatukiriza
Nze nsazewoo nkimale
Nkukube embaga kibabunye
Ekyalo tukibune evumbe
\n
Girl you mine my date
Girl you my date
Sit I drive, be my co-driver
Olwaleero olina okumwenya
Girl you\'re fine, too fine
Setaaga mulala
You\'re too beautiful kuba obasinga
\n
Kati nebwomenyamu
Osanga gwe munze
Nebwonsalamu ebitundu
Osanga gwe munze nakwagala
Nebwomenyamu, baby
Nebwomenyamu
Osanga gwemunze
Nebwonsalamu ebitundu osanga gwe munze eeeeh
Ono ye Temperature Touch
\n
Amafigure go okyagalina omubiri gwokyagulina
Nze nobulungi bwo nkyabulina
Tebakugezanga kubintu ntu ebitategerekeka
Ebitategerekeka oli mulungi
You driving me crazy crazy
\n
Girl you mine my date
Girl you my date
Sit I drive be my co-driver
Olwaleero olina okumwenya
Girl you\'re fine, too fine
Seetaga mulala
You\'re too beautiful
Kuba obasinga