0:00
3:02
Now playing: Kululwo

Kululwo Lyrics by Vyper Ranking


It’s another one
Viper Ranking in another one
A Nexo Production
Nexo comes back

\n

Nsula nkufata gwe kiro na misana
Gw’oggyawo ekizikiza oyaka nga kasana
Oli bw’omu sirabayo akufaanana
Nze nkulabako omutima ne nkubagana, yeah yeah
Ne bw’okola otya baby ngya kukufata
Gwe kabiri kaaliiri mugaati gwa butter
Kadalasiini mu ka chai k’amata
Ne bwemba navuddeko nkulaba ne nzikakkana

\n

Mbikola kululwo
Nze bye nkola nkola kululwo, babe
Guno omutima gusula wuwo
Omutima gusula wuwo babe
Nze mbikola kululwo
Nze bye nkola nkola kululwo, babe
Omutima gusula wuwo
Omutima gusula wuwo babe

\n

Ng’amasannyalaze wankubirawo
Nze ndi ku kyokya baby ndi ku muliro
Oluusi neebuuza kiriba kitya!
Ng’ofuuse my baby nange nfuuse wuwo
Girl you know me see you from far
Ennamba wagimba naye wrong number
Bwe nkuba you don’t answer
Weeyisa bubi wulira bye ŋamba
Lwakuba gwe tomanyi
For your love ah go kill somebody
For your love ah go spend my money
For your love ah go tell my mummy
Cos’ you’re the best ah go tell my daddy

\n

Mbikola kululwo
Nze bye nkola nkola kululwo, babe
Guno omutima gusula wuwo
Omutima gusula wuwo babe
Nze mbikola kululwo
Nze bye nkola nkola kululwo, babe
Omutima gusula wuwo
Omutima gusula wuwo babe

\n

Dear kikwano nsaba omukwano gwo
Kaweta ku kagalo ko nsaba nkateekeko
N’abatamanyi mukwano batuyigireko
Nkuteekeko security ndabe akukwatako
For your love ah go kill somebody
For your love ah go spend my money
For your love ah go tell my mummy
Cos’ you’re the best ah go tell my daddy
Ne bw’okola otya baby ngya kukufata
Gwe kabiri kaaliiri mugaati gwa butter
Kadalasiini mu ka chai k’amata
Ne bwemba navuddeko nkulaba ne nzikakkana

\n

Mbikola kululwo
Nze bye nkola nkola kululwo, babe
Guno omutima gusula wuwo
Omutima gusula wuwo babe
Nze mbikola kululwo
Nze bye nkola nkola kululwo, babe
Omutima gusula wuwo
Omutima gusula wuwo babe