Vyroota
Jowy Landa
Nessim Pan Production
T.N.S
\n
Gyendi munnange so comfortably
Nnyumirwa bulamu ndi eno Kibuli
Okyuseemu ssi bwe wali ku luli
Bulamu ki mwe muli?
Simanyi gwe aparkinze?
Avuga Cardillac za ba Ramsey
Nkulaba ng’onneesunze
Olowooza bwe wandeka bw’onsanze!
She tell me say mi good pon mi yard
Me smile too fresh, I got no time
Accent yakyuka dda
Nagaggawala mbu navunda dda (eyii!)
\n
Ex mwafuna ssente
Walaayi mwafuna ssente
Nze abazadde baabawaamu nte!
Laba, bwe nsubwa ssente! (eyii!)
Ex twafuna ssente
Walaayi twafuna ssente
Gwe abazadde baabawaamu ente (eeeh)
Laba, bwe nkuwa ssente!
\n
Nafuuka, don
I got money dollar zeetimbye bae
Lot, when you need the money I’ll be deh deh
Twafuna, kye njoya kye ntumya ye owaaye
Nze seerumya
Anti nze nzirina ezange
Walaajananga oŋŋamba togenda
Nendowooza ozannya katemba
Oli landlord otunda mayumba
N’eggaali oparkinze, eh!
\n
Ex mwafuna ssente
Walaayi mwafuna ssente
Nze abazadde baabawaamu nte!
Laba, bwe nsubwa ssente! (eyii!)
Ex twafuna ssente
Walaayi twafuna ssente
Gwe abazadde baabawaamu ente (eeeh)
Laba, bwe nkuwa ssente!
\n
Simanyi gwe aparkinze?
Avuga Cardillac za ba Ramsey
Nkulaba ng’onneesunze
Olowooza bwe wandeka bw’onsanze!
Nalaajananga nkugamba togenda
Waŋŋamba nzannya katemba
Ndi landlord ntunda mayumba
N’eggaali mparkinze, eh!
\n
Ex mwafuna ssente (aaah)
Walaayi mwafuna ssente
Nze abazadde baabawaamu nte!
Laba, bwe nsubwa ssente! (eyii!)
Ex twafuna ssente
Walaayi twafuna ssente
Gwe abazadde baabawaamu ente (eeeh)
Laba, bwe nkuwa ssente!
\n
Vyroota
Jowy Landa
Nessim
Hit Tower di problem
Seven star