Omwana Lyrics by Juliana Kanyomozi


Abeeyo kati mbuza
Ali atya omwana
Nalonda bulungi nyo
Mumulaba mutya owange
Kati manya onfudde international
Owe Uganda
Ogumye mu buwangwa ne enono
Nti tolinswaaza
Nze nakwetimbatimba mbulago
Nze wammala yeye
Ono ye nawangula lotto
Mbasiibula Laaaa!

Watekayo omusingo
Walaga toliimu birimbo
Onsomose olutindo
Paka wano wetutuuse mumaaso

Abeeyo kati mbuuza ali atya omwana
Nalonda bulungi nyo, mumulaba mutya owange
Nabeeno kati mbuuza, ali atya omwana
Munsiimeko abange, Nalonda nyo omwana

Nfunyeemu enjawulo entonotono
Bakuzaale kati mumaka muno
Kekasana akakulweggulo
Akawungeezi nfune otulo
Ono owange kaduuka
Tebalamuza atte teri kutunda
Lwensobezza temuli kulimba
Olupapula dwo ssi mupiira
Eradde taata, ono yempagi yange
Kiri bulaala maama ono ye muntu wange
Obuteebuuza kibi nyo

Kati manya onfudde international
Owe Uganda
Ogumye mu buwangwa ne enono
Nti tolinswaaza
Nze nakwetimbatimba mbulago
Nze wammala yeye
Ono ye nawangula lotto
Mbasiibula Laaaa!

Watekayo omusingo
Walaga toliimu birimbo
Onsomose olutindo
Paka wano wetutuuse mumaaso

Mbasiibula, emirembe ngalo
Twekatte Holy father father father yoooo!
Mbasiibula emirembe ngalo
Twekwatte holy father atukuume yoooo!