(Intro)
Lydia Jazmine
Eno Beats (Level)
(Verse 1)
Obadde ononya banonya
Nze nzija mu banonya
Obadde ononya basinga
Nze mbala mu basinga
Nze nafuuka muwonya
Ninga akagiko mu sukari
Mu miyembe mboona
Nantageya gerwa mu lwali
Nebaza ne Lugaba (oyo Katonda)
Byona abigaba (ebirungo)
Eyampa akawato (ku numba)
Nampa ekifuba (ekisinga)
Nsiimye ggwe kale (ayee!)
Okuntwala kale (abasinga)
Ndi fit kale (mu kisenge)
Ate ndimu ebikolo (mubibimba)
(Chorus)
Nemanyi nyirira
Bino ebiriko ne ku mubiri laba ebiriko
Ate nafuuka muka
Ku musono yeffe abaliko
Ggwe kalira nyumirwa enguliko
Nyirira nemanyi nyirira nnyo
Bino ebiriko ne ku mubiri laba ebiriko
Ate nafuuka muka
Ku musono yeffe abaliko
Ggwe kalira nyumirwa enguliko
(Verse 2)
Nze kale nyirira omubiri
Ne ku mukolo bampita omugole
Nze nina ekyejjo nsiita n'obugere
Kati mpaana nkube ku kerere
Ndi nyama njere simagumba
Omuntu omulungi atayomba
Nze si cheatinga atte sirimba
Siba mu muzanyo katemba
Chaminamina nina nnyo work
Njaka yaka mwaka ku mwaka
Kati kwata awo (awo)
Mu maaso awo (here)
Tovawo awo (awo)
Nyweza awo (ku near)
(Chorus)
Nemanyi nyirira
Bino ebiriko ne ku mubiri laba ebiriko
Ate nafuuka muka
Ku musono yeffe abaliko
Ggwe kalira nyumirwa enguliko
Nyirira nemanyi nyirira nnyo
Bino ebiriko ne ku mubiri laba ebiriko
Ate nafuuka muka
Ku musono yeffe abaliko
Ggwe kalira nyumirwa enguliko
(Bridge)
Eyankuza yanjola
Katonda yatonda yawumula
Yenze gwe balwanira
Abagoba banafu ggwe wawangula
Kati kwata awo (awo)
Mu maaso awo (here)
Tovawo awo (awo)
Nyweza awo (ku near)
(Verse 3)
Obadde ononya banonya
Nze nzija mu banonya
Obadde ononya basinga
Nze mbala mu basinga
Nze nafuuka muwonya
Ninga akagiko mu sukari
Mu miyembe mboona
Nantageya gerwa mu lwali
Nebaza ne Lugaba (oyo Katonda)
Byona abigaba (ebirungo)
Eyampa akawato (ku numba)
Nampa ekifuba (ekisinga)
Nsiimye ggwe kale (ayee!)
Okuntwala kale (abasinga)
Ndi fit kale (mu kisenge)
Ate ndimu ebikolo (mubibimba)
(Chorus)
Nemanyi nyirira
Bino ebiriko ne ku mubiri laba ebiriko
Ate nafuuka muka
Ku musono yeffe abaliko
Ggwe kalira nyumirwa enguliko
Nyirira nemanyi nyirira nnyo
Bino ebiriko ne ku mubiri laba ebiriko
Ate nafuuka muka
Ku musono yeffe abaliko
Ggwe kalira nyumirwa enguliko
(Outro)
Artin on the beat
Eno Beats
Atazibwako
Ndi muka nyirira
Ebiriko
"Nemanyi" is a song by Lydia Jazmine. It was produced by Eno Beats and mastered by Artin Pro. "Nemanyi" was released on January 8, 2025 through LJ Music.
Lydia Jazmine
Lydia Jazmine
Lydia Jazmine
Lydia Jazmine
Lydia Jazmine, Grenade
Lydia Jazmine
Lydia Jazmine
Lydia Jazmine
Lydia Jazmine
Lydia Jazmine
Lydia Jazmine
EeZzy, Lydia Jazmine