BWE PABA Lyrics by Sheebah, Fik Fameica


What?!
You know mi kiti kiti nobody kata kata
You know its a Queen Karma nobody kwasa kwasa
Mi body give you di vibes of chaka chaka
Omanyi ebirungi atabifuna tabiraga (yeah)
A dis legends production

When me seh kamata chini, kamatia chini
Cheza na mimi 
Tingisha paka chini
Mela-melanin-i
Onyirira skin
Oyambadde mini ndowooza leero sure win

Ah, vibe lit
Vibe ziri wagulu omuziki weguli
Am dressed to kill ku mukutu kwendi
Bakuvuma ki, Nti obugaga obukuli?
Ki ki King Kong sembera nkuzinire gali

Que que Queen Sheebah nemala nkufuna bwe paba
Nenkukwatako nze nenkunyweza bwenti bwe paba
Tugenda kweyagala tugenda kwetala
Nebinadirira tunabisangayo nze bwendaba, level

When mi seh nemala nkufuna bwe paba
Nenkukwatako nze nenkunyweza bwenti bwe paba
Tugenda kweyagala tugenda kwetala
Nebinadirira binatusangayo nze bwendaba

Wesirikire che che nze nkuwere kulusaniya, buffet
Namazina kangakuterekere Bebe
Kuba gakutamiza okukira ekyenge
Gakukuba negakuyingiza ki mood mwotabadde, kikube
Nga tonafuwa newankubadde
Olina ki vibe kyentegedde
Tetuva waano nga tonsitudde

Yeah, vibe lit, vibe ziriwagulu omuziki weguli, kikube
Dressed to kill ku mukutu kwetuli
Eyo bakuvuma ki, nti obulungi obukuli?

Queen Sheebah sembera nkuzinise gali
Ki ki Kong Kong sembera nkuzinire gali

Yo, yo, nemala nkufuna bwe paba
Nenkukwatako nze nenkunyweza bwenti bwe paba
Tugenda kweyagala tugenda kwetala
Nebinadirira tunabisangayo nze bwendaba

When mi seh nemala nkufuna bwe paba
Nenkukwatako nze nenkunyweza bwenti bwe paba
Tugenda kweyagala tugenda kwetala
Nebinadirira binatusangayo nze bwendaba, aaah!

Ekimeme ekipatwa, eh!
Nze onjogeze French mu Patwa, what?!
Your body dangerous butwa
Naye alikunchaya aliba wa futwa

What?!
You know mi kiti kiti nobody kata kata
You know its a Queen Karma nobody kwasa kwasa
Mi body give you di vibes of chaka chaka
Omanyi ebirungi atabifuna tabiraga, true dat

Body yo bad news
Mpa ku muchuzi mpa ku muchuzi
Don't refuse
Put yourself in my shoes, girl
If you're not mine am whose?

Yeah, when me seh me you me you, me you me you
Wan no be issue, (kuba) me you me you
Nze sirikukozesa nga tissue, eh!
Me you me you, (eh) me you me you
Wan no be issue, (eh) me you me you eh!
Nze sirikukozesa nga tissue, eh!

When mi seh nemala nkufuna bwe paba
Nenkukwatako nze nenkunyweza bwenti bwe paba
Tugenda kweyagala tugenda kwetala
Nebinadirira binatusangayo nze bwendaba, aaah!

Kubanga nemala nkufuna bwe paba
Nenkukwatako nze nenkunyweza bwenti bwe paba
Tugenda kweyagala tugenda kwetala
Nebinadirira binatusangayo nze bwendaba, Kawempe

Fire gang, Di Mario, Artin on the beat


About the song "BWE PABA"

Sher Fik