Warning: session_start(): open(/tmp/sess_iapusaum3vjk9a221lgp5vjm53, O_RDWR) failed: Permission denied (13) in /home/tdi/domains/kampalahits.com/public_html/app/init.php on line 4
Warning: session_start(): Failed to read session data: files (path: ) in /home/tdi/domains/kampalahits.com/public_html/app/init.php on line 4 Olumya Bano Lyrics - Nina Roz - KampalaHits
Kuno si ku-kufumba Siri mu katemba Nze leka ngaziye ensiiyo ebadde nfunda N’ebibyo nakuuma Nga bwe wandeka luli Bw’ojja okunsanga Mulyango bw’ofuluma Omutima ogufuula gwa kyuma Bakwana apaana Switch wagikuuma Nze na locking-a tebankoona
Oooh yi! Abakulabako eyo baloopa eno nti olumya banno Oooh yi! Omwoyo tobasuulira yadde nabisuubira Oooh yi! Abakulabako eyo baloopa eno nti olumya banno Oooh yi! Omwoyo tobasuulira yadde nabisuubira ebyo
Kabagezeeko Tujja kumala tubalazeeko Tebawulira paka nga balabyeko Ku mukutu abalala tubasazeeko Naatera guma nkusangewo tebakutegula, eh yi Naatera omutima gwange tebagunyakula, aah Onansonyiwa amaaso gange obutakuvangako It’s a long distance love Okulingiriza nga kinkakatako ooh
Wabula twetuuka Love yo sigikkuta nawuukuuka Okwali okusoonooka Eky’okukwagala bwekityo kyankwata Tufuuke ba die-hard Mukono mukono nga tonva ku guard Nga teri kuba sad Teri yellow yadde red card Olina tactics mu mukwano Gwe bw’oseesa ne bwetukeesa Kugwe sisala puleesa Mu love toli mukuusa oli mufuusa
Kabagezeeko Tujja kumala tubalazeeko Tebawulira paka nga balabyeko Ku mukutu abalala tubasazeeko Naatera guma nkusangewo tebakutegula, eh yi Naatera omutima gwange tebagunyakula, aah Onansonyiwa amaaso gange obutakuvangako It’s a long distance love Okulingiriza nga kinkakatako ooh
Kabagezeeko Tujja kumala tubalazeeko Tebawulira mpaka nga balabyeko