This is for you This is for you beautiful Sweet Melody Mponye obuwuulu bannange obw'omu mbwesambye Nakozeeyo omupango ne nfunayo afumba Nze omuvubuka omuto omulungi kati nina ankuuma Anjagala nga bwendi ate nga tannyoma, babe Ono wa mpisa atye katonda Bya'sobya yetonda Tawuliriza ngambo Ono gwenonze, ya'amanyi omukwano oh oh, oh oh La la la la la la la le yi eh Unh, unha, uh uh Nfunye wa mpisa y'aba ankuuma Unh, unha, uh eeh Omulungi aweesa ekitiibwa Unh, unha, uh uh Nafunye wa mpisa y'aba ankuuma Oh oh-oh oh oh, ooh Omulungi aweesa ekitiibwa Nkusubiza okubeera naawe sigenda kwekyusa Nkulage omukwano mungi sigenda kuswaza Nja kukola bingi babe sigenda kweswaza Onfunnye omusajja omulungi atagenda kudaaza (babe) Ndi wa mpisa ntya katonda Nze bwe nsobya netonda Siwuliriza ngambo Nze gw'ofunye Mmanyi omukwano ooh oh, ooh oh La la la la la la la le yi eh Unh, unha, uh uh Nfunye wa mpisa y'aba ankuuma Unh, unha, uh eeh Omulungi aweesa ekitiibwa Unh, unha, uh uh Nafunye wa mpisa y'aba ankuuma Oh oh-oh oh oh, ooh Omulungi aweesa ekitiibwa Lwa leero, oh oh-oh oh (lwe tubadde tulinda lutuukiridde) Bulijjo, nze naawe babe (kye tubadde tulinda kituukiridde) Lwa leero ooh oh oh (kyetutuuseeko nga kisukkiridde) Buli omu, nze nawe mukwano (n'emikwano gitusanyukidde) Baby Nafunye wa mpisa y'aba ankuuma Omulungi aweesa ekitiibwa Nafunye wa mpisa y'aba ankuuma Omulungi aweesa ekitiibwa Leero, ooh oh (nafunye wa mpisa y'aba ankuuma) Ono, gwenfunya nze, mazze! (Omulungi aweesa ekitiibwa) Gwenfunye owange (nafunye wa mpisa y'aba ankuuma) Mwagala nyo nze yiyeyiye (omulungi aweesa ekitiibwa) Nafunye omwana nze (nafunye wa mpisa y'aba ankuuma) Nafunye owange Nafunye ekyana nze (omulungi aweesa ekitiibwa) Nafunye omwana nze (nafunye wa mpisa y'aba ankuuma) Nafunye owange Nafunye ekyana, baby (omulungi aweesa ekitiibwa) Ooh oh ooh ooh