0:00
3:02
Now playing: WAMU

WAMU Lyrics by A Pass


Moziah
Yeah
Nasigala wamu

\n

Nasigala wamu mukwano
Nga nkukumideko amaso
Kutuseyeya mumukwano
Oyogera bulungi vawo
Owomeza omukwano
Guwooma nga pilawo
Eeeyei
Omusaayi mumisuwa guyimba
Omutima gukuba gukulinda
Yita omusawo akebele oba nkulimba
Gwe laba

\n

Nasigala wamu wamu wamu
Nasigala wamu wamu wamu
Namanyi gagwamu what am i gonna do
Ndi wamu
Nagwamu

\n

Nkizu Mukwano mbu gulimu amanyi
Buli bwonkuba kissi ne ngonda bwenti
Akabugumu akawomu omuliro nga gwaka
Tukyikole bulikadde tojaguze emyaka

\n

Nasigala wamu wamu wamu
Nasigala wamu wamu wamu
Namanyi gagwamu what am i gonna do
Ndi wamu
Nagwamu

\n

Oli kyamuwendo nyo nga zaabu
Oli muzibu to find so nkukwatilako nga Gaamu
So tamu uhmm
Tulina Forever you and i
Kuba ompomela nga ka chai
Mwotonyeza sukali
Njogeza maziima tompita mulimba
Sikusa mukyitimba
Abalala nabesamba

\n

Nasigala wamu wamu wamu
Nasigala wamu wamu wamu
Namanyi gagwamu what am i gonna do
Ndi wamu
Nagwamu