0:00
3:02
Now playing: GWE BULAMU

GWE BULAMU Lyrics by A Pass ft. Alina Jah

Gwe bulamu Gwe bulamu Gwe bulamu
Nga tuli wamu feka babiri ebilala sikyikulu

\n

Edoboozi lyo likutula buli kyansiba
Nasigaza gwe munsi eno sikyalina kyeneguya
Bwondekawo nfukamila nensaba
Okomewo kuba gwe muka gwenzisa

\n

Gwe bulamu Gwe bulamu Gwe bulamu
Nga tuli wamu feka babiri ebilala sikyikulu

\n

Mukwano gwe weka anzikakanya
Nga binemye nga ensi eganye okwebaka
Mukwano ompa amazzi agokunywa
Nompa ne kyokulya Gwe gwendya nze okukuta