Wewandeka wenkyali ndowoza gwe
Ah bakuveko abakwesunze
In my heart, I know I won't find another one
If I do then I will be on a wrong one
Mummy love, I'm daddy love
Sonyiwa nze omugwagwa wo
Yenze asinga okukulumya
Era asinga okukwagala
Singa oluyimba lwa Ykee Benda Superman
Lwali lwange singa era lulwo
Nkera ne guitar yange, ne nkuyimbira nkugambe nti nkumisinga nyo nyo
Amaaso gaziba kati ndaba luffu
Era love wotali, eno mbera muffu
Hope you know that
You make me cold, sometimes you burn
Still I don′t know (still I stil I)
Singa emitima gyali gyogera
Ogwange n'ogugwo nga jjinyumya
Negukugamba bwempumira munda
Ate era singa, singa nali omusawo oy′owamanyi
Nandi janjabye nga gwe, omulwade omu bwati