Nkomekkeredde ng’omudaawa
Gwe nalonda nze gwe njagala tanjagala
Bw’ogamba taabe gwe anaaba ani?
Nze nga nakwesiga nnyo bambi
Mmanyi ensobi zange zijjuza Uganda
Love gye nina eyiyo ejjuza mayanja
Ogamba nnyiiza nnyo kituufu
Atakunyiiza oli musanga wa dear?
Ne bw’olifunayo omulala eyo alikubiibiita
Atali nze atuukiridde talabika
Lady, omutima oguleetedde okwecanga
Ntereeza wano otabangula wali
Oli kirwadde era gwe dawa
Gwe ddagala ooh oh, yeah yeah
Nnyabo tetukaka love tubirekere awo
Bw’oba eyo
Gy’olaga tonneerabira eeh
Bw’otuuka eyo
Nkusaba tonneerabira aah
Love tonneerabira ooh oh
Kirooto kyange kyali kya kukwesigaliza
Bw’oba olaba tekiisoboke ŋamba
Gwe manya up and down
Yeggwe mu bangi
Gwe nalonda dear my darling
Tompa ssuubi nga tonjagale
Nkusaba omutima togulekera embale
Baalugera bagamba emmeeme katale
Nsonga ovaawo ne gunnyogoga nti kale
Kituufu, ndi muntu era nsobya
Mu ngeri emu oba endala
Nze naawe tetuli bikoola
Gwe manya nkwesigamako nti
Oli mpagi yange hide, yeah
Yes I’ll be fine yeah
I am trying how to living off your love
Love, love
With you am feeling only down down down
Kyoba omanya ewange kitalo talo talo
Ewange gwe master passport yo
Nze gw’oyita lier