Emikono ngisudde ebuziba, amagulu ebuvanjuba
Ne nesanga ebunayira, Maria nga nkunonya
Walahi ya mungu, Maria wambula
Jewagenda yewa, ewatatukwa balala
Maria oliwa, kubanga onfude ekyelolerwa
Nz'eyali ategeera, nzena amagezi ganzigwamu
Eyali amanyi okukwaasa mama, emirimu nagwa
Mariaroza (sorry)
Yegwe gwendowooza (I'm sorry)
Maria-na (sorry)
Mariaroza (I′m sorry)
Mariaroza, yegwe gwendowooza (I′m sorry)
Maria-uh ah, eh yeah-yeah
Hmm, yeah-yeah
Ayi bo bo bo bo bo, ayi bo
Kakati nyina, e sente nsasula amanyi yo
Amanyi Maria jeyagenda, baaba jangu eno
Jangu onyambe baaba, 'bulamu bugenda
Eyali omunene okukome eri, kakati nakogga
Nkusaba oje, Maria okomewo eweka
I′m sorry my sweet lover, mama Maria
Nayagala nkole empis'embi, mama Maria zewagana
Nayagala nkole indiscipline, ey′ekivubuka
Te amo Maria, je t'aime Maria-na
Sorry my dear, je t′aime Maria