0:00
3:02
Now playing: Omutto

Omutto Lyrics by Eddy Kenzo


Tuvudewo twavudewo awo
Twatuse d\'eno wala
Kenzo

\n

Leero tuli ku mutto
Lwa nsonga ya fujjo
Manya ekikuteesa ku mutto
Olyoke onyumirwe omutto

\n

Tukulese ffe tugenze
Omugaga agambye osumbuwa nyo
Wesesa-sesa nyo ng\'otamide
Ekyo kimunyiza nyo
Weefuula funny kubakyala be
Sooner wandifuuka mulabe we
So nakugamba dda blood
Nti ebintu byokola bifu olussi

\n

Kati tonaaba bile bileke
Outing leero ekusube
Twagenze dda dda dda
Oluseke lukususe

\n

Omuloodi taba muntu
Ebimunyiza temiba kantu
Nze sinyiza muloodi wange
Kuba yalina bochi wange

\n

Leero tuli ku mutto
Lwa nsonga ya fujjo
Manya ekikuteesa ku mutto
Olyoke onyumirwe omutto

\n

Leero tuli ku mutto
Lwa nsonga ya fujjo
Manya ekikuteesa ku mutto
Olyoke onyumirwe omutto

\n

Kiri kitya kiri kitya
Abeeno kiri kitya 
Kiri kitya mugamba mutya
Kyembuza muli mutya
Njagala musanyuke tube bulungi
Wacha fujjo wacha maneno
Wewe nyamanza kuja pakwanza
Mbonga nga popi oba kamangereza
Sagala kuda ville
Navaayo nsibudde
Olya mugaga agenda ate ekirara olemera shisha pot

\n

Leero tuli ku mutto
Lwa nsonga ya fujjo
Manya ekikuteesa ku mutto
Olyoke onyumirwe omutto

\n

Leero tuli ku mutto
Lwa nsonga ya fujjo
Manya ekikuteesa ku mutto
Olyoke onyumirwe omutto

\n

Omugaga agambye tooja
Kubanga okola ebitajja
Toolye toonywe
Paka enkya lwetunajja
Ate olina entonde ezekisenzi
Tolina oyomba ebyekirera
Ffe tuli eno kikute
Omugaga asonda kiwedde
Muli ku taano ku kido
Akasuka binyanya ekitono mudda
Gwe omugaga oyagala nyo mutegerera
Ate nga okola eby\'abatategera

\n

Leero tuli ku mutto
Lwa nsonga ya fujjo
Manya ekikuteesa ku mutto
Olyoke onyumirwe omutto

\n

Leero tuli ku mutto
Lwa nsonga ya fujjo
Manya ekikuteesa ku mutto
Olyoke onyumirwe omutto


Eddy Kenzo Singles