0:00
3:02
Now playing: Mbakooye

Mbakooye Lyrics by Eddy Kenzo


biwoobe ,biwoobe , eno biwoobe eno, biwoobe , biwoobe ,biwoobe , biwoobe eno ,biwoobe , biwoobe , biwoobe , biwoobe eno , biwoobe
embeera ebayisa batya baganda bange ?
Nze munnammwe mpulira bbubi
banange mweyissa bbubi baganda bbaffe , era mutuyisa bubu
wena ensi eno nekumakalmu , gyolirekanogenda mmweyisa bubi mbakolimidde
bannange munkola bubi, mwakulira wa mwe abatalina mitima yadde
ye wattu nze nkole ntya? , to make awareness everywhere?
kubanga buli wolaga mulugube , Mulugube , mululu
nadala mwe batulondera ebiwulenge
mulugube , mululu , ngamba gwe menber mupaliamenti
mulugube , mululu
ebyo ebitteka byogagaba mutali kantu
mulugube mululu
mwe baminista abtunda eggwanga lyaffe
mulugube mululu
mwe abatunda obululu aah mweffe
muluguffe mululu
mpulira mbakooye oooh
mpulira mbakooye ooh
mpulira mbakooye oooh
mpulira , mpulira mbakooye oh oh
ha ha nabakoowa ha
mwea abakabya abakabya ,akakadde
abakabya abalema
mwe abakabya abaana
mwe abakabya abalema
mwe abakabya abakadde
mwe abakabya abazibbe
kikugasa kii muli okubeera nomutitimbe ogujjude munju eyo , naye nga boyita ko mumakuubo okugenda ewuwoo beyaguza lugyo ?
Ngawerabde < omuti kwotudde , gwottemye
lulikya ne kigwaako ekyo ekisangya odde
nabantu ba famire yo obakotongodde,
bagenda kuwalanwa ekyalo kyonna
olusii ne mikwano gyo , nalumanya , salumanya , abantu boona
ababtu ba turayibu yo , tebaliyo nga welira ebyo
abantu baturayibu yo , tebaliyo ngokola effujo lya bawalanwe , mbu oh tulabye
chorus
muwoza kimu abikola mukulembeze
kyoka nga sente bazibawa ate era yemwe
muwoosza kimu ono noono nooli be babbi
naye nga gabbi genguzi ate era yemwe
fallen soldiers [ soldiers]
rest in peace [soldiers]
Fallen soldiers [soldiers]
never forgotten [soldiers ]
fallen soldiers [soldiers ]
forever uganda [ soldiers]
fallen soldiers [ soldiers ]
fallen soldiers , fallen soldiers , fallen soldiers , fallen soldiers
nsaba tusabile ensi eno abajagala kumitima
ngamba gwe mwoyo wa gwanga
kuuma Uganda , nabantu baayo
yagala munowoo
yagala munnayuganda
kuuma munowo
ssabira munowo
sabira uganda
kano akayimba kenyimbye [ biwoobe]
bwendiba nfude [ biwoobe ]
abaana bange mubakuume [biwoobe]
kenyimbye [biwoobe ]
bwendiba ngezze [biwoobe ]
abaana bange mubakuume [biwoobe ]
mweraba [ biwoobe ]
For God and thier stomachs , sad
Mr.politician , you better change
You make thousands of peaple cry , why ?
Lord have mercy
Act accordly , for God and my country , bless
back inthe Ghetto

chorus

Eddy Kenzo Singles