0:00
3:02
Now playing: Kyomisinga

Kyomisinga Lyrics by Eddy Kenzo


Mukwano ehh... Tunulako
Enotulabe (eddy kenzo)
Bambi ohh Tondaga busungu
(Big Talent)
Laba laba omwana alinga malayika
Nze nkolentya nga ndabye
Njagala mugambe kyemulowozesa
Naye mutya(big talent)
Omanyi abayaye babyonona nze
Abafere balavu bantama
Abayaye babyonona Kati buli omu
Alabika nga mulimba
Kati mugambe ntya nti
Nkumatidde mugambe ntya nti
Onsesedde iiyeh
Kyomisinga yemuntu nga nze
Omukulu mu Love
Kyomisinga yemuntu nga nze
Mature mu Love
I wana I wana show you I wana
Show you Love becoz i got to Love
Kyomisinga yemuntu nga nze
Omukulu mu Love
Kuba nze bwenkulaba ekyobulungi
Mazima wasukuluma
Ate nga omutima gwangambye nti
Abakuvulugalabanja
Kale nempulira okunyolwa
Nensalawo mazima nkutukilire
Nkugambe onyambe onkwaseemu
Nange ntwaze
Onyambe ontase onkwase
Kubulungi bwo obwo olabe
Tosana kukaba tosana kunyiga
Mwana muwala ekyo kimanye
Bwekili
Katonda mugezi eyakutonda bwato
Kafeesiko akalungi tekalina
Kunyiiga
Nsaba ompe onkwase ntwazemu
Nange era olabe
Njagala onzigye mubano babe
Bafalala
Abatalina Love ba walala
Njagala onkwasemu mbe nganze
Nkulabilira
Nkulage omukwano nga tojulira na
Balala
Kyomisinga yemuntu nga nze
Omukulu mu Love
Kyomisinga yemuntu nga nze
Mature mu Love
I wana I wana show you I wana
Show you Love becoz i got to Love
Kyomisinga yemuntu nga nze
Omukulu mu Love
Kyomisinga yemuntu nga nze
Mature mu Love
I wana I wana show you I wana
Show you Love becoz i got to Love
Kyomisinga yemuntu nga nze
Omukulu mu Love
Ndimuntu omuntu omukwata
Mpola
Ate omukozi babe njakukolelera
Nkwagala yensonga nkutukilidde
Tonyima time tonyima kadde
Kubanga bwogana eno mumutima
Ogwange ngenda kubelawo nga
Nkaaba
Kale mama kale mama
Gwomanyi
Olaba otya nga nze akuyombera
Buli akugambako edobozi
Nenkalangula
Olaba otya nga nze akulwanila
Buli akukwatako ekikonde
Nensumulura
Kyomisinga yemuntu nga nze
Omukulu mu Love
Kyomisinga yemuntu nga nze
Mature mu Love
I wana I wana show you I wana
Show you Love becoz i got to Love
Kyomisinga yemuntu nga nze
Omukulu mu Love
Kyomisinga yemuntu nga nze
Mature mu Love
I wana I wana show you I wana
Show you Love becoz i got to Love
Omukulu mu Love