A Bushingtone Vibe
He ha ha
Eeh eeh eeh eeh eeeeh
Almighty Jah Jah
Both
Gw’ommanyi Mukama eeh aah (na na na yeah)
Ommanyi Mukama eeh (gwe atujua wekka)
Ommanyi Mukama (gwe atumanyi wekka)
Ne byonna byonna bye njagala (bye njagala byonna)
Yeggwe abikola (hmmm gwe abikola wekka)
Ommanyi Mukama eeh (gwe atujua wekka)
Ommanyi Mukama (gwe atumanyi wekka)
Ne byonna byonna bye njagala (bye njagala byonna)
Kati yeggwe abigaba, eh
Radio
Nze nali mmanyi waneerabira
Wamala n’onzijukira (n’onzijukira)
Na byonna byonna ebyali binnemeredde
Wamala n’obimpanguza (wabimpanguza)
Plan z’abaneekiika Mukama
Wazitabangula (wazitabangula)
Obukolomooni bw’abannemesa
Wabinsimattusa (wabinsimattusa)
Enjegere ezaali zinsibye zonna
Wazinsumulula (wazinsumulula)
Mukama oli ddaala ffe abakulinnyirako
Ffe abawangula, yeah eh (ffe abawangula )
Both
Ommanyi Mukama eeh (gwe atujua wekka)
Ommanyi Mukama (gwe atumanyi wekka)
Ne byonna byonna bye njagala ah (bye njagala byonna)
Yeggwe abikola (hmmm gwe abikola wekka)
Ommanyi Mukama (gwe atujua wekka)
Ommanyi Mukama eh (gwe atumanyi wekka)
Ne byonna byonna bye njagala (bye njagala byonna)
Yeggwe abigaba, (yeah yeah yeah)
Weasel
Protection everyday is guaranteed
Call on his name if you wanna succeed
Read your Bible, never retreat
No surrender, like some bwoy did
I remember dem days we used to hustle
Like a dog I always carried the muscle
Life no simple, life was a puzzle
Chilling in the dark was chilling with the devil
Hallelujah, now I see the light ah
Don’t have to fuss
I don’t have to fight ah
Hallelujah, everyday is brighter
I can see the light
Every day is shining brighter
Both
Gw’ommanyi Mukama (gwe atujua wekka)
Ommanyi Mukama (gwe atumanyi wekka)
Ne byonna byonna bye njagala ah (bye njagala byonna)
Yeggwe abikola (hmmm gwe abikola wekka)
Ommanyi Mukama (gwe atujua wekka)
Ommanyi Mukama eh (gwe atumanyi wekka)
Ne byonna byonna bye njagala (bye njagala byonna)
Yeggwe abigaba, yeah yeah
Both
Abampakanyawakanya gw’obamala empaka
Ab’emitima emyangu ne gimementuka
N’abasawo abalala bakuwaana
Nti oli musawo ojjanjaba buli ekibalema
Abampakanyawakanya gw’obamala empaka
Ab’emitima emyangu ne gimementuka
N’abasawo abalala, bakuwaana
Nti oli musawo ojjanjaba buli ekibalema
Abaali batuzoleya wabakakkanya dda
Goodlyfe watuluŋŋamya dda
Bye njagala byonna n’onjiiraayiira
Gwe Mutonzi atakuumira mpeera
Bambi wabakakkanya dda
Goodlyfe watuluŋŋamya dda
Bye njagala byonna n’onjiiraayiira
Haha I love you my God
Both
Ommanyi Mukama (eh oh oh oh oh eh)
Ommanyi Mukama (eh yeah yeah yeah eh)
Ne byonna byonna bye njagala ah (eh oh oh oh oh eh)
Yeggwe abikola (eeh eh)
Ommanyi Mukama (maama maama gwe abimanyi wekka)
Ommanyi Mukama eh (oh gwe abimanyi wekka)
Ne byonna byonna bye njagala (Goodlyfe byeyagala byonna)
Yeggwe abigaba eh (uh gwe abigaba wekka)
Ommanyi Mukama (eh oh oh oh oh eh)
Ommanyi Mukama (gwe atujua wekka)
Ne byonna byonna bye njagala ah (bye njagala byonna)
Yeggwe abikola (Goodlyfe gwe agimanyi wekka)
Ommanyi Mukama (uh oh oh oh oh uh)
Ommanyi Mukama eeh
Ne byonna byonna bye njagala
Yeggwe abigaba eeh
Radio
Amazing Grace how sweet the sound
That saved a wretch like me
I once was lost but now am found
Was blind but now I see
Show more