0:00
3:02
Now playing: Bwondekawo

Bwondekawo Lyrics by Radio & Weasel


Gimme love, gimme love, gimme love
Mic check one, two
Weasel Manisal, Radio, Just Jose (haha)
(Bw’ogeza n’ondekawo)
It’s a loving ting dis, tell dem

Both
Bw’ogeza n’ondekawo (yes)
Ŋŋenda kwekola ekintu
Bw’ondekawo, ŋŋenda kwekola ekintu
Togeza n’ondekawo
Kuba nnyinza okwekola ekintu
Tondekawo, ŋŋenda kwekola ekintu
Ŋŋenda kwekola ekintu
(Nsobola okwekola ekintu)
Nja kwekola ekintu
(Nsobola okwekola ekintu)

Radio
Gw’eyayogera ebigambo bye nayagala okuwulira
Gw’eyawangula
Gw’eyayambala, langi ezinsikiriza okukamala
Yeggwe eyampita
Bwe nayitaba, kati babe otandise okuneepena
Lwaki onneewala aah?
And yet, somebody like you
And somebody like me
Together like a stamp to a letter
We were meant to be together, forever

Both
Bw’ogeza n’ondekawo
Ŋŋenda kwekola ekintu (why?)
Bw’ondekawo, ŋŋenda kwekola ekintu
Togeza n’ondekawo
Kuba nnyinza okwekola ekintu
Tondekawo, ŋŋenda kwekola ekintu
Ŋŋenda kwekola ekintu
(Nsobola okwekola ekintu)
Nja kwekola ekintu
(Hmmm, nsobola okwekola ekintu)

Weasel
Ha, mi gyalfriend just called me pon mi phone
She say dat she wants to leave me alone
Me cyan’t live this life so stressed alone
Cyan’t eat, cyan’t sleep I’m home alone
Don’t you know I love you baby?
All the time you drive me crazy
Don’t you know you’re mi number one lady?
I’m in love this time am ready
Your eyes so bright like the stars
You’re my princess, my superstar
Roses are red and violets are blue
You’re my gyal am in love with you
Yo, your eyes so bright like the stars
You’re my princess, my superstar
Roses are red, violets are blue
Goodlyfe Swangz Avenue-nue-nue

Both
Bw’ogeza n’ondekawo
Ŋŋenda kwekola ekintu
Bw’ondekawo, ŋŋenda kwekola ekintu
Togeza n’ondekawo
Kuba nnyinza okwekola ekintu
Tondekawo, ŋŋenda kwekola ekintu
Ŋŋenda kwekola ekintu
(Nsobola okwekola ekintu)
Nja kwekola ekintu
(Hmmm, nsobola okwekola ekintu)

Both
Aaah, I’ve already seen enough
This love road is rough and tough
This road is rough and tough
I love you so much I can’t contain it
I cannot contain it
This is not what I deserve, yeah yeah yeah
Not what I deserve, not what I deserve
Lemme say, lemme say
Nkwagala kufa mukwano gw’ansingira
Nze namatira kuba olina entukula (entukula)
Tondekangawo kw’olwo nja kuzirika (nja kuzirika)
Kakubeere kufa dear nze nja kufiirira
Mi love your style and fashion
Will never take another direction
Loving you is my mission
Mi love is new take your decision (yeah yeah, ooh)

Radio
Bw’ogeza n’ondekawo
Ŋŋenda kwekola ekintu (why?)
Bw’ondekawo, ŋŋenda kwekola ekintu
Togeza n’ondekawo
Kuba nnyinza okwekola ekintu
Tondekawo, ŋŋenda kwekola ekintu

Nsobola okwekola ekintu
(Nsobola okwekola ekintu)
Nja kwekola ekintu uuh
(Hmmm, nsobola okwekola ekintu)
Nnyinza okwekola ekintu yeah
(Nsobola okwekola ekintu)
Nkyayinza okwekola ekintu yeah eeeh
(Nsobola okwekola ekintu)
Nja kwekola ekintu
(Nsobola okwekola ekintu)
Nze nja kwekola ekintu yeah
(Nsobola okwekola ekintu)