Dem swagga dem see, dem swagga Daco C
Omutujju Gravity MC ku MIC
Ama rap gabawa ngayisa mu photosynthesis
I add you another rap nga his excellency
Nzine Kikanka oba Stamina ku musono gwa dance
Luga flow nakyusiza engoma ngili mu process
Didi gyayo snare tekayo bass
Ng’eyali mu lwa Coco Finger My Miss
Nakoowa stress kati mbala space
Kyov’olaba ebigambo mbyogerera mu remix
Ndi sharp nga (Coco Finger) mu video ya (My Miss)
Rap weziba dread nsibye za Baby S
Oli akawade NRM ono akawade IPC
Mbadde nvude ku mulamwa
Nga nzize mu bya politics
Kankome awo abateesi tebankuba tear gas
Ba charlie bange mwena Jah bless
Chorus
Nze nina swagga, swagga
Nina swagga, do you want another swagga?
Swagazilla, swagazilla
Swagazilla, do you want another swagga?
X2
Eno swagga attack mic check one, two
Olwo mbeera nkatandika
A.K Gravity yenze mukubi wa Tupac
Anti muwulila engeli gyentuula mu track
Lugaflow mbatunuliza mu mudumu gwa tank
Rhyme nzikyusa nga nviiri za Straka
Anzoleya tosembera wulila engeri gyembwatuka
Rap weguba mupiira ndribblinga nga Kaka
Jukila GNL Zamba mu story ya Luka
Oyo charlie temumuzoleya kuba naye muka
Naye ate mu kya Lugaflow Gravity ndi Kabaka
Kuba rhymes zange ziwooma nga sweet kamotoka
N’abasilaamu zibaniliza okola Hijja e Mecca
Luganda swagga mbaleega nkaka
Nkulukuta nga mukoka ng’ayitayita mu taka
Oluganda sikyalwogela wabula ndukotonkoka, kotonkoka, kotonkoka
(Chorus)
Ba charlie bange ekyikele kiwalampye enju
Anti abankopa baswade beeyita abakujjukujju
Olwaleero ebigambo mbileetedde kubikukujju
Wembeera ow’amalibu free style ze nsujju
Luganda rhyme nzekama ng’ali emanju
Hiphop kazanyo akakowa y’akata
Neweliba somelo bampa bwa headmaster
Anti free nzibalissa calculator
Att’ebigambo mbyogeerera mu capital letter
Ndowooleza ku speed nga computer
Ndi wa busagwa charlie wange ng’omusotta
Ba fake rapper kamata nkubisa mpyata
kyari wange nga mpyata
Ob’owakana buuza ku Bakayimbira dramactor
Ndi muzibu ng’amati agaluma ekiro
Wonzoleya nenkukwata nkulumba ng’omuzimu mu kiro
Nenkukubilawo free style nenkubuza otullo