0:00
3:02
Now playing: Kyokolo

Kyokolo Lyrics by Gravity Omutujju


(Intro)

\n

Kyokolo, zi kyokolo
Zi kyokolo zigwa
Ekyokolo, zi kyokolo
Zi kyokolo zigwa
Ekyokolo zi kyoko-kyoko-kyokolo
Kyo-

\n

(Verse 1)

\n

Abaavu ne ba bijodolo
Bwe batamiira basaba emogolo
Ffe twava dda ku nomolo
Leka leka ne bampa ki botolo
Ababi b’omusolo
Bansobera tebava Kololo
Naye gaana mmwe easy low
2,3,4,5 for the road

\n

(Chorus)

\n

Ffe tuba tusuula kyokolo
Ffe tuli eno tusuula kyokolo
Tusuula kyokolo
Ffe tuli eno tusuula kyokolo
Zino kyokolo
Jako kyokolo
Tuli ba kuzijako kyokolo
Kyokolo
Jako kyokolo
Ggwe gundi suula ku kyokolo

\n

(Verse 2)

\n

Kati mpulira mwatandise oduula
Mbu oba kyokolo zabalema osuula
Oluusi tubinywera mu mpiira
Katuzisuule mulye ebitumbuwa
Nze sikyekubako njawulo
Nze kati nkola byenjagala ate mu lo
Kyokolo nzisuula misana kiro
Ebyebasa mmwe tebimpa tulo
Kyokolo, zi kyokolo
Zi kyokolo zigwa
Kyokolo, zi kyokolo
Zi kyokolo zigwa
Ekyokolo zi kyoko-kyoko-kyokolo zigwa
Kyokolo teziriko oba kira tuba

\n

(Chorus)

\n

Ffe tuba tusuula kyokolo
Ffe tuli eno tusuula kyokolo
Tusuula kyokolo
Ffe tuli eno tusuula kyokolo
Zino kyokolo
Jako kyokolo
Tuli ba kuzijako kyokolo
Kyokolo
Jako kyokolo
Ggwe gundi suula ku kyokolo

\n

(Verse 3)

\n

Wulira egaddi, wulira
Mazima wulira egaddi, wulira
Sabula empele, sabula
Gira sapata egaddi, sabula
Abaavu ne ba bijodolo
Bwe batamiira basaba emogolo
Ffe twava dda ku nomolo
Leka leka ne bampa ki botolo
Ababi b’omusolo
Bansobera tebava Kololo
Naye gaana mmwe easy low
2,3,4,5 for the road

\n

(Chorus)

\n

Ffe tuba tusuula kyokolo
Ffe tuli eno tusuula kyokolo
Tusuula kyokolo
Ffe tuli eno tusuula kyokolo
Zino kyokolo
Jako kyokolo
Tuli ba kuzijako kyokolo
Kyokolo
Jako kyokolo
Ggwe gundi suula ku kyokolo



About the song "Kyokolo"

Kyokolo” is a song written and performed by Ugandan singer Gravity Omutujju. The song was released on November 11, 2024 through Trouble Ent..


Gravity Omutujju Singles