0:00
3:02
Now playing: Tusibudde

Tusibudde Lyrics by Gravity Omutujju


Eno Beats
Bang bang
Bang bang bang
Bang bang bang
Shaa!

Bamaze zi hustle tugende
Balina ga chewu bawunde
Ntalo n’ennyombo biwedde
Breakdown anti nayo etubidde
Mpitira Jenipher ne Carol
Bagambe ntinno ndi solo
Teri kunsasuzanga musolo
Eyali andobesa yasala dda ensalo

Tusimbudde
Tusimbudde
Tusimbudde
Abatubanja basanze tusiimuuse
Tusimbudde
Tusimbudde
Tusimbudde
Abatunoonya basanze tusiimuuse

Ani ayina ennene?
Aweeko munne buli omu afune empuuta
Eno size nga nnene!
Erina omuwuulu gulinga ffene empuuta
Kangikalangekalange
Mmale ngibobongebobonge
Enkumbi n’omuyini tuwange
Ebimyufu n’ebya yellow bibonge
Kangikalangekalange
Mmale ngibobongebobonge
Enkumbi n’omuyini tuwange
Ebimyufu n’ebya yellow tubonge

Tusimbudde
Tusimbudde
Tusimbudde
Abatubanja basanze tusiimuuse
Tusimbudde
Tusimbudde
Tusimbudde
Abatunoonya basanze tusiimuuse

Eh yeah
Back it up back it up back it up baby
Whine up whine up whine up your body
Onyenya ng’abanyenya nga banoonya sugar daddy
One time two time the way you shake your body
Olinga nga Rihanna
Resemble somebody
Wenna by’onyirira
Resemble somebody
Oba onywa n’ekisada?
Resemble somebody
Amaaso bw’otunula
Resemble somebody (oh oh)
Daddy tunywe chewu
Kisingako okutuguza ffege (oh oh)
Daddy enkoola easy
Abaana enkwacco kibeere easy

Tusimbudde
Tusimbudde
Tusimbudde
Abatubanja basanze tusiimuuse
Tusimbudde
Tusimbudde
Tusimbudde
Abatunoonya basanze tusiimuuse

Bamaze zi hustle tugende
Balina ga chewu bawunde
Ntalo n’ennyombo biwedde
Breakdown anti nayo etubidde
Mpitira Jenipher ne Carol
Bagambe ntinno ndi solo
Teri kunsasuzanga musolo
Eyali andobesa yasala dda ensalo
Ani ayina ennene?
Aweeko munne buli omu afune empuuta
Eno size nga nnene!
Erina omuwuulu gulinga ffene empuuta
Kangikalangekalange
Mmale ngibobongebobonge
Enkumbi n’omuyini tuwange
Ebimyufu n’ebya yellow bibonge

Tusimbudde
Tusimbudde
Tusimbudde
Abatubanja basanze tusiimuuse
Tusimbudde
Tusimbudde
Tusimbudde
Abatunoonya basanze tusiimuuse

Gravity Omutujju Singles