0:00
3:02
Now playing: Dirty

Dirty Lyrics by Gravity Omutujju


Uuuuhh
Grate mate
Gravity Omutujju
Fille baby
Powers on the beats
Hearts can break
Hearts can break
They break, they break

Guno ogwange funa ekikapu oguweke guwee guwekee
Omukwano nali ngumaze but I went, I went
And I fell for you
Abaami banji bogedde naye nasalawo
Mpe gwe amatu
Segabya gabya mutima bali bansamba nyo nga tena
Nkwagade nyo fille tonyumya
Tomenya mutima

Tonkola dirty
Nkwewade nyo
Nkwewa tonkola ebibe
Tonkola ebibe
Tonkola dirty
Nkwewade nyo
Nkwewa tonkola ebibe
Tonkola ebibe

Todamu nakulowoza kintu kyona
Nze wendi kululwo toyaga yaga kyana
Ebyali byagana kambikole byona nabuli
Kyonsaba ndikikuwa sigana
Bayaye mwebali naye ate sifena
Nze empisa embi zambula baby sizilina
Okulimba mba nyingila geyena
Ndayila aga jaja nge Eyaffa sebbana
Silikuzanyisa njogera munsi yoona
Oli wange gwena londayo muboona
Kyuka tulabe maria suzana
Mbella kumpi abe wano efitina

Tonkola dirty
Nkwewade nyo
Nkwewa tonkola ebibe
Tonkola ebibe
Tonkola dirty
Nkwewade nyo
Nkwewa tonkola ebibe
Tonkola ebibe

Omutiima gugwo
Nkuwade malamba
Tonziliza ebipapajo nze ngenda ku Tv
Ngenda kulanga ovudde milwokano
Jangu wendi bwoba onakuma ebyama
Nga ona nkumila ebyama sigala eyoo
Bwoba onatela ogende
Bwoba osubila ogenda bye bye
Segabya gabya mutima
Bali bansamba nyo nga tena
Nkwagade nyo fille tonyumya
Tomenya mutima

Tonkola dirty
Nkwewade nyo
Nkwewa tonkola ebibe
Tonkola ebibe
Tonkola dirty
Nkwewade nyo
Nkwewa tonkola ebibe
Tonkola ebibe
Tonkola dirty
Nkwewade nyo
Nkwewa tonkola ebibe
Tonkola ebibe

Nkwewa Nkwewade nyo
Nkwewa Nkwewade nyo
Nkwewa Nkwewade nyo
Nkwewa Nkwewade nyo
S K I E S
Owadala

Gravity Omutujju Singles