0:00
3:02
Now playing: Kati Nebwentema

Kati Nebwentema Lyrics by Gravity Omutujju


ehhh,ehhh ehhh

nina kyenjagala
okubagamba ngabusajja tebunayingila munda
kati nebwentema eehhh
ndowoza kati nebwentema eehhh
nina kyenjagala okubagamba nga obussaja tebunayingila munda
kati nebwentema eehh eehh
ndowoza kati nebwentema eehh eehh

nze bapita basaja mivuyo
nagagalila nyo mukavuyo
natandika nembatta emu
ngenda okela kumakya ngefusse embuuzi haaa
nenja jagala embuuzi haaa
nendabilila embuzi
nejigulira ekitanda ne mifaliso
nejifunira omusawo ajikube empiso
embuzzi teyanjuwa yazaala germany shepherd haaa
bwebugaga bwenina kati
anti yanzalila obwana munana
buki kamu kabukadde kinana
nenzalila nente mwenda nga buli ente emu ya bukadde mwenda

kati nebwentema ehhhh ehhh
ndowoza kati nebwentema ehhh ehhh
ninakyenjaga okubagamba ngo bussaja tebunayingila munda
kati nebwentema ehhh ehhh ehhh
ndowoza kati nebwentema ehhh ehhh ehhh

omusutuntu bwomwesitanta
kwata wano bwentakuluma nta
emitwengalabi katukube engalabi
kwata wano bwentakuluma nta
bwemba naaba ntandikila kubigele nze
bwekiba ekyaalo nonda nga magele nze
owakakola afubutuse bamukanze
ekiwala kya madiina bakilonze
kati kano kabinkano kubinkana
nomudongo eydonkana akodonkana
nomudongo eyadonkana
akodonkana afodonkana asodonkana awdonkana
alotonkana alokompokana alontankana akana kana yani oyoo haaaha

kati nebwentema ehhhh ehhh
ndowoza kati nebwentema ehhh ehhh
ninakyenjaga okubagamba ngo bussaja tebunayingila munda
kati nebwentema ehhh ehhh ehhh
ndowoza kati nebwentema ehhh ehhh ehhh

nze bapita basaja mivuyo
nagagalila nyo mukavuyo
natandika nembatta emu
ngenda okela kumakya ngefusse embuuzi haaa
nenja jagala embuuzi haaa
nendabilila embuzi
nejigulira ekitanda ne mifaliso
nejifunira omusawo ajikube empiso
embuzzi teyanjuwa yazaala germany shepherd haaa
bwebugaga bwenina kati
anti yanzalila obwana munana
buki kamu kabukadde kinana
nenzalila nente mwenda nga buli ente emu ya bukadde mwenda

nina kyenjagala okubagamba ngabusajja tebunayingila munda
kati nebwentema eehhh
ndowoza kati nebwentema eehhh
nina kyenjagala okubagamba nga obussaja tebunayingila munda
kati nebwentema eehh eehh
ndowoza kati nebwentema eehh eehh

Gravity Omutujju Singles