(Intro)
Aya ya ya (Baur)
Nze nafuna ggwe maama (Mwoto Sound)
Eeeh, aah yaa aah
(Verse 1)
Mbulira ova wa
Osibuka mutala ki wava wa ggwe
Me gat gat the power
Mu kapiira nsamba kyenda
Oli mulungi mu balungi nyumirwa ebiro byo (biro byo)
Kabakusomeko mu bitabo nga Gipir Labongo
Era indeed I go fight for your love
Gyal your body is a magic on me
Nkulina tebakukozesa nsobi
Ku ggwe nwana
Nze wandalula
(Chorus)
All over my body (toggwayo)
Omukwano gwo teguggwayo
Buli kaseera nze ndaba mpya
Toggwayo, obulungi bwo teguggwayo
Baby my love
Ggwe toggwayo, obulungi bwo teguggwayo
Nze nafuna ggwe maama
Toggwayo, omukwano gwo teguggwayo
(Verse 2)
Walaayi byansukkako
Onkuba ng'ekibanga
You dig me like a farmer
Onkoola onyunja sizisaze na muddo
Gyal your love is a feeling
Kyova olaba nga I can't resist it
I give you love in a portion
Gyal, nkulina ne bw'oninaana
Nkulina tewetaaga na mulirwaana
Nkukuuma nga kanyonyi ku binyeebwa
Tolimpa mmere etali mboobeze apaana
(Chorus)
Toggwayo, omukwano gwo teguggwayo
Buli kaseera nze ndaba mpya
Toggwayo, obulungi bwo teguggwayo
Baby my love
Ggwe toggwayo, obulungi bwo teguggwayo
Nze nafuna ggwe maama
Toggwayo, omukwano gwo teguggwayo
(Verse 3)
Mbulira ova wa
Osibuka mutala ki wava wa ggwe
Me gat gat the power
Mu kapiira nsamba kyenda
Nze siganza ganza
Baby kuggwe wekka
Ku mutima byagaana
Sigatta gatta
Yeggwe wange bwoya
Nfiira ku ggwe ndayira ne bwe balojja
Nze ku ggwe nno kwe nffa
Nja kuzuula ebyaama
(Bridge)
Gyal your love is a feeling
Kyova olaba nga I can't resist it
I give you love in a portion
(Chorus)
Toggwayo, omukwano gwo teguggwayo
Buli kaseera nze ndaba mpya
Toggwayo, obulungi bwo teguggwayo
Baby my love
Ggwe toggwayo, obulungi bwo teguggwayo
Nze nafuna ggwe maama
Toggwayo, omukwano gwo teguggwayo
(Outro)
Nze mpaayo omwana
Olumala nga [?] omwana
Baby mpaayo omwana
Omwana mpaayo omwana
Mmmh
"Togwayo" is a song by Grenade Official. It was produced by Diggy Baur at Mwoto Sound studio, and released on January 7, 2025.
Grenade Official
Grenade Official, Akom Lapaisal
Grenade Official
Grenade Official (ft. Nikoly, Fyno)
Grenade Official (ft. Mr. Tee)
Sheem Mwanje, Grenade Official
Grenade Official
Grenade official, FYNO
Grenade Official
Real Homie, Grenade Official
Grenade Official
Grenade Official
Grenade Official (ft. Ray G)
Grenade Official, Ray G
Grenade Official
Grenade Official
Grenade Official
Grenade Official
Grenade Official
Grenade Official (ft. John Blaq)
Grenade Official (ft. Lydia Jazmine)
Grenade Official
Grenade Official (ft. Rickman Manrick)
Grenade Official
Grenade Official (ft. Juno Kizigenza)
Grenade Official (ft. TG Billz)
Grenade Official
Grenade Official
Grenade Official
Grenade Official
Grenade Official
Zagazillions (ft. Grenade Official)
Grenade Official
Grenade Official (ft. Oxlade, King Perry)
Grenade Official
Grenade Official
Grenade Official
Grenade Official
Grenade Official
Grenade Official
Grenade Official
Grenade Official
Grenade Official
Grenade Official (ft. B-Red)
Grenade Official
DJ Shiru, Grenade Official
Grenade Official
Grenade Official (ft. Jose Chameleone, Arrow Boy)
Grenade Official
Grenade Official
Grenade Official
Grenade Official
Grenade Official