Mwana ba Deejay-na
Kibanga-na nsaba tukikube-na
T.N.S-na abo ba killer-na
Kino ekiboozi-na ssi kya bayungwe-na
Eh yo Dimario
Eno eŋŋoma eggunda-na
Ekuyamba okumenya ku magumba-na
Bw’omaliriza ommenya ku magumba-na
Oba wa kuddayo ewaka nga bukedde-na
Ah dis a Legend Production
\n
Tuli babanda-na
Tuli babanda-na
Twesiba bandana
Tukubwa Masada-na
N’akuba mata ga nnyana
Tuli babanda-na
Tuli babanda-na
Twesiba bandana
Tuva Uganda-na tetuli bagwira-na
\n
Omanyi natamulya party ebeera mu bayana
Tuli bagezi-na ssi basirusiru-na
Bw’oyagala ssente-na genda mu bbanka-na
Onoonya mukyala-na genda mu kyalo-na
Eyo gy’onaasanga n’abafumba-na
Onoonya miyaayu-na jangu e Kampala-na
Lw’omusanga-na kw’olwo lw’akita-na
Ate ne kiggwa-na awatali kusaaga-na
Obuzibu-na abamu balockinga-na
Kubagoba-na kufuuka kupambana
Eeh! kuno kubamba-na
Ndaba-na buli muwala afuuse deejay-na
Deejay Zato-na
Deejay Etania-na
Deejay Linda-na
Deejay Alisha-na
Wootulabira-na tulinze Sheila-na
\n
Tuli babanda-na
Tuli babanda-na
Twesiba bandana
Tukubwa Masada-na
N’akuba mata ga nnyana
Tuli babanda-na
Tuli babanda-na
Twesiba bandana
Tuva Uganda-na tetuli bagwira-na
\n
Atakuwa transport ng’akugamba tuuka
Oyo akulimba-na
In fact gaana tobikkiriza-na
Muveeko, oyo muyaaye-na
Kimanye Kampala ssi bizimbe-na
Mulimu bantu-na oba bimenke-na?
Bye nnyimbye-na sibitegedde-na
In fact binsusseeko-na
Timo yaŋŋamba-na nti agenda Zana
Camera ne zimulabako mu Nyege Nyege-na
Hmmm, wabula yanyumirwa-na
Kaseera k’okubba muke mu mabbaala-na
Eno bbaala-na oba kiduula-na?
Oba atabiringiriza y’afuna?
Ba muzeeyi beefuze TikTok-na
Bavubuka balinze lwe bagenda-na
Beitu Lumbuye-na mwana n’obiiha-na
Otuuse okusinga ne ku Enanga-na
\n
Tuli babanda-na
Tuli babanda-na
Twesiba bandana
Tukubwa Masada-na
N’akuba mata ga nnyana
Tuli babanda-na
Tuli babanda-na
Twesiba bandana
Tuva Uganda-na tetuli bagwira-na
\n
Kano kalango-na
Ng’oli muyimbi-na
Ng’onoonya hit-na
Noonya ku Oscar-na
Agambe Tiwa-na
Big up Mwenda-na
Ne Andrea-na
Biwedde