Official
\n
Ŋŋenda kusala bwe kya
Nkuvuge speed nga balaba eja
Nga ne bwenkwegobako tebijja
Ki wetta nga gwe walaba edda, nzuuno
Mbulako kutumwa papa
Ne bwontuma bwoteesa nsula
Eno bintuga bye nkasuka mpuga
Oli byanfuna ka dice lucula
\n
Bakwekyakilamu mbayisemu ka luutu
Ewange nakwekaka kabundu
Singa nkunonyeza room
Ayi nuunu ehh ahh
\n
Abaye (abaye mwe)
Eno ewange ndabika nsombye
Lino kunje
Lino kunje (lino kunje)
Ompanze
Eyo endabika I swear enkanze
Kojje ndye, ahh ahh!
\n
Just a minute
Kime ate tosala kirimi
Im my bed nga tuli babiri
You\'re my seed oli na mulimi
Mara moja mbiri
\n
Swetie kiki ekiganye
Nze ndabirwamu mwoli zaeeh
Nja kubomola n\'ebisenge
Nsime omukwano ogw\'emirembe
Ye nomala nondaga ka buuyi
Ndi fata aduyi
Babulire nti oli muka gundi
Yeah yeah yeah
\n
Abaye (abaye mwe)
Eno ewange ndabika nsombye
Lino kunje (ehh ahh)
Lino kunje (lino kunje)
Ompanze
Eyo endabika I swear enkanze
Kojje ndye, ahh ahh!
\n
Bakwekyakilamu mbayisemu ka luutu
Ewange nakwekaka kabundu
Singa nkunonyeza room
Ayi nuunu ehh ahh
\n
Just a minute
Kime ate tosala kirimi
Im my bed nga tuli babiri
You\'re my seed oli na mulimi
Mara moja mbiri
\n
Swetie kiki ekiganye
Nze ndabirwamu mwoli zaeeh
Nja kubomola n\'ebisenge
Nsime omukwano ogw\'emirembe eh!
\n
Abaye
Eno ewange ndabika nsombye
Lino kunje
Lino kunje (lino kunje)
Ompanze
Eyo endabika I swear enkanze
Kojje ndye, ahh ahh!