0:00
3:02
Now playing: Ng'omuntu

Ng'omuntu Lyrics by Hatim And Dokey


Ggwe nga ani!
Nze ng'omuntu
Nze nga nze
Njagala nnyo ebintu
Ggwe nga ani
Nze Ng'omuntu
Nze nga nga nze
Njagala nnyo embuutu
Buli omu yeyogereko riddim neera ya D'Mario
Masanyu party si burial
We're the happy cfricans mulinyumuza abataaliyo
Nga mubasita zi areal
Saawa mmeka sibuuza wampologoma Ndi kaguje
Nakolamu eyange nnina
Tetuli batono this year tokolima tuli banene
Ffe tuli kuba ssaawa bina
chhh
Sigenda kukodowalira mugongo oba gukutukamu gukutukemu bibiri
Nze Ng'omuntu neddira kitanda akabbiro tulo
Kabaka atasula mu lubiri
Teri kuzikiza muliro kuma bukumi
Buli wazikidde tukolawo tsunami
Nze Maama waffe nga amaze otuzaala abasawo baamugambirawo abo abaana bulabe
Okukungaanya namala kati mission kusaasaanya bawala
Nze Ng'omuntu
Sirina gwempagira kusigalayo ekibaala n'akitulekera
Nze Ng'omuntu
I and I please me non a dem
Ng'omuntu dis a my anthem ahh
Dream pon di top a di game
Every man cyant be di same
Nze Ng'omuntu
Njagala nnyo neensanyuka
Naamagulu nempanika
Nze Ng'omuntu
Gyonsiba gyentoloka
Ku kalabba tompanika
Nze Ng'omuntu
Saagala bya kwesiriwaza kubanga saagala bya kunsiruwa
Nze nga omuntu
Saagala bya kwegeziwaza kubanga
Saagala bya kwenakuwaza
Nze Ng'omuntu
I personally
Eh nze
Ndeka nkyakale
Nze Ng'omuntu
I personally
Eh nze
Ndeka nkya nkyakale kyakale
Yeah
Tompa bill nga tonnampa deal
Nze Ng'omuntu bindya
Sirabayo afa when I dress to kill so
Kyenva nyambala emivumba
Nze Ng'omuntu njagala nnyo kwegamba nensanyuka kwegamba paka nga sikyagamba
Baby Ng'omuntu njagala nnyo n'ongamba kyenkuwa n'ova mu level ezikyagaba ennamba
You know me
Sitaki laba-laba cheap talk
Bino ebibooboozi byoku tiktok
cbamu research mutono quick talk
Kyoba olaba nga ntereka money mu disco nze Ng'omuntu
Nkyalimu akobuntu wadde bankoze ebintu
Muntu ku muntu
Ffe nga mwetuli mu kintu
Temuba mic check 1 2
Nze Ng'omuntu
I personally nvaako
Ndeka ndeka
Nvaako
Ehh

Hatim And Dokey Singles