0:00
3:02
Now playing: Forbidden Love One

Forbidden Love One Lyrics by Hatim And Dokey


Bino nno tebisesa
Yaw
Pon di beat you know chemical cli nicer

No love like forbidden love I promise
You will notice
Just in case you don't know this

Nkubuulira
Yakulira mu gate
Ng'okusiima kwa bazadde be
Yasoma ebitabo yasanyusa ba teacher be
Bakozi baaliwo naye yayiga offumba eddigobe
Omwana omulungi aba kyabugagga Kya bazadde be
Yali musirise
Okwawuka ku baganda be
Naddala big sister we ewaka nga bamuyita ddebe
Baamumanya nnyo
Naye tebaamutegeera
Olw'obysirise nga baagala nnyo omutegeerera
Twayagalanako naye ewaabwe tebantegeera
Nebankubisa eyaabwe nga bw'obitegeera
Nze eyali yala
Gattako amaviiri Maama nti Shadia bulijjo naawe totegeera
Lwenasooka okulaba ku zziga lya Shadia
Nemugamba nja kuba fit
Tokitya dear
Buli musajja gweyaletanga nga bamugaana
Balenzi baamuvaako nga tebakyamukwana
Baamufunirayo gweyali talina kugaana nga nebw'amujooga anaamugambaki nga teyakwana

Lwemwannemesa gwennali njagala
Lwemwanneegaana
Ennaku yange n'essanyu lyammwe kw'olwo
Lwebyasingaana

Ko bbo
Nti totandika kukolima wano omusajja yakola buli kyeyali yetema
Mchwwww
Obufumbo bwebuba guma
Just mutuddiza kuzetuwaayo nga musoma
Yaleka suicide note teyali mpanvu
Taata mwebale butatukuliza mu bwavu
Kyokka mungu ababikkirire emitima gyammwe myavu
Mwannemesa bennayagalanga nti baavu
Nkakasa baafuna kuba tebaali bagayaavu
Naye Kati laba bad luck
Si buli lunaku nti lwa muzungu na Bad Black
Gwenayagala mwamuyita kalenzi kataliimu naye gwemwanjagaliza mulwadde wa siriimu
Sandikolimye singa temwabiriimu
Ngenze naye mubalibasonyiwa siriimu
Temwali nange mwali ku opponent team

Nze manyi mutwagaliza birungi ba Taata ba Maama
Naye olwa banandaba batya mutandise okukyama
Omwana wo nga tali bulungi kikuume nga kyama
Nebw'aba fine kibeerenga kyama
Mutabuse nnyo ku mulembe guno
Naye mbuuza obwavu busse bameka
Mu mwaka guno
Omwana bw'aleeta mwana munne nti omuzaale
Baagalize emikisa
Nga nelwebatakkaanyizza bakulaba ng'omusaale
Kwekulaba emikisa

Inna lillahi wa inna ilayhi
Rest in Paradise

Hatim And Dokey Singles