Daring nkyali oli gwewali oyagalaaaaa ha
Daring nkyali oli gwewali oyagala
Gegano amaaso agali ga kulaba
Zezino enjyaia ezalizikusuna
\n
Wandaga nga awakusiwasiwa nentakulaaaaa
Yegwe eyandaga ebyekibugaaaa hehe iyiii
Wanfuna ngakyali muto ngasinalaba
Ngandi na munakyalooo nga sinayiga
Ngasimanyi nti mu mukwano basiba olukobaaaaa uhuu he he he iyiii
Nakugamba olimagamaga ngatondaba
Nange nga kumagamaaga sikulabaaaaa
Nafunayo omurara anjaglaaaaaa hehe iyiii
Sakikola lwakuba kyenali njyagara
Naye nawe wambuzabuza nesobwelwaaaa
Abalala nebandalulaaaaa uhuu uhu uhuu
Twalina Omukwano sweet gwali gwa manyiii iyiii
Wankola bubi mukwano wajjaayo amanyiii iyiii
\n
Nandibade yenze akwagalaaaaa
Wandibadde yegwe omwagalwaa
Nandibade yenze akwagalaaaaa
Wandibadde yegwe omwagalwaa
\n
Kale yegwe gwenali njyaagala
Yegwe eya nyumya emboozi ezinyumulaaa
Oyogeraa bye njagaalaaaaa he he iyiii
Wankwatakoo atte nogyako amaasanyalaze
Wandekawo wajyawo ekisikiliizeeee uhuu he hee
Nze nkumisinga ngyaagala nzijye eyo nkulabe
Ne mukwano gwo eyo gwolinaa akunkumile
Bwo missinga ekimila ojye eno ondabe
Nemukwano gwange gwenina mukuyanjulire
Ngyaagala nkulabe ko nkoye abaatume
Ovee eyo awaazise ogyeno awaalime
Now we are to blame
So difficult to teem love
\n
Nandibade yenze akwagalaaaaa
Wandibadde yegwe omwagalwaa
Nandibade yenze akwagalaaaaa
Wandibadde yegwe omwagalwaa
\n
Daring salowooza nti lurituka nonsulaaa
Nalimanyi nti toliyinza kunyizza kunswazza
Daring salowooza nti lurituka nonsulaaa
Nalimanyi nti toliyinza kunyizza kunswazza
\n
Twalina Omukwano sweet gwali gwa manyiii iyiii
Wankola bubi mukwano wajjaayo amanyiii iyiii
\n
Twalina Omukwano sweet gwali gwa manyiii iyiii
Wankola bubi mukwano wajjaayo amanyiii iyiii
\n
Nandibade yenze akwagalaaaaa
Wandibadde yegwe omwagalwaa
Nandibade yenze akwagalaaaaa
Wandibadde yegwe omwagalwaa
\n
Muhuu he eyaa
Muhuu he eyaa
Baiby he eyaa
Ohoo hoo he eyaa
He eyaa
He eyaa
He eyaa muhuu hu