Our Father
Who art in heaven
Hallowed be thy name
Thy kingdom come
Come, come come come
Guno omwaka
Almighty Jah the Creator
Well this is Mikie Wine
Alongside Levixone (yes man)
Gimme the beat (sound)
Guno omwaka nagulootako
N’ebirungi ebirimu nabirawo
Hmmm, mbagambye nagulootako
Era nga mbasuubiza ebirungi bye gulimu
Guno nsaba
Gubeere nga mwaka gwo
Ate ogujja gubeere nga gwa mukwano gwo
Era nsaba
Bonna abakweriggyako
Mukama abakwateko
Kati gwe situka patikana tolinda bide
Sitaani tajja n’akulimba ate
Lujja kukya lumu nga naawe otta nte
Kuba guno ndaba mwaka gwo
Mukama njagala guno omwaka ombeereremu
Guli ogwayita Mukama gwankwatamu
Nzikiriza, byantadde dda
Essaala nina ate lwaki netya?
Oh my God
You’re my daddy
Nzikiriza lumu olireeta malidaadi
Oh my God
You’re my daddy
Nzikiriza lumu ndivuga zi Bugatti
Our Father
Who art in heaven
Hallowed be thy name
Thy kingdom come
Come, come come come
Guno nsaba
Gubeere nga mwaka gwo
Ate ogujja gubeere nga gwa mukwano gwo
Era nsaba
Bonna abakweriggyako
Mukama abakwateko
Oh my God
You’re my daddy
Nzikiriza lumu olireeta malidaadi
Oh my God
You’re my daddy
Nzikiriza lumu ndivuga zi Bugatti
Kati gwe situka patikana tolinda bide
Sitaani tajja n’akulimba ate
Lujja kukya lumu nga naawe otta nte
Kuba guno ndaba mwaka gwo
Ah yo Gospel Music is full of life
You do know so representing
The most high conqueror in di Judah
N’ebitaala bite
Ebitaala bite
Oh my God it’s Jafo again