Ebisenge by’omutima gwo
Njagala bibe nga byetaaya
Kuba omutima gwange
Wano mpulira nnyo nga nkwetaaga
Oli muzibu nnyo okusanga
Oyakaayakana ng’ettaala
Onkuumira mu ssanyu babe ndaba twesaana
Ng’omukwano guno
Ng’omukwano guno
Babe laavu eno
Babe laavu eno
Ng’omukwano guno
Ng’omukwano guno nfa
Babe laavu eno
Babe laavu eno ooh oh
Wabula kimuli kyange
Ngya kwagala mpite we ntuuka
Kimuli kyange
Ssiikugabanenga ne bwe ndwala
Kimuli kyange
Ngya kwagala mpite we ntuuka
Kimuli kyange
Sembera mpunye ku kaloosa
Ng’omukwano guno
Ng’omukwano guno nfa
Babe laavu eno
Babe laavu eno ooh oh
Wabula kimuli kyange
Ngya kwagala mpite we ntuuka
Kimuli kyange
Ssiikugabanenga ne bwe ndwala
Kimuli kyange
Ngya kwagala mpite we ntuuka
Kimuli kyange
Sembera mpunye ku kaloosa
Ebisenge by’omutima gwo
Njagala bibe nga byetaaya
Kuba omutima gwange
Wano mpulira nnyo nga nkwetaaga
Oli muzibu nnyo okusanga
Oyakaayaka ng’ettaala
Onkuumira mu ssanyu babe ndaba twesaana
Baby you for me love am into you
Ky’oŋamba darling am into you
Preserve the words as I come to you
Nkugambye laavu lino ddogo
Nze nkugambye eno, honey
Nze nkugambye eno
Wabula kimuli kyange (eeh eeh)
Ngya kwagala mpite we ntuuka (babe)
Kimuli kyange (kimuli kyange eeh)
Ssiikugabanenga ne bwe ndwala
Kimuli kyange (Nessim Pan)
Ngya kwagala mpite we ntuuka
Kimuli kyange (eeh eeh)
Sembera mpunye ku kaloosa
Kimuli
Anyone fi di mention na na na