Kati mbuulira bye mbeera nkola
Nkyayisa ebikusumbuwa
Leka nnyumise ebyali byalema
Kansuubire ssikusumbuwe
Tonsangeko wadde n’ebbala
Guno omukwano nze ngwesiga
Ng’omukwano guno
Ng’omukwano guno
Babe laavu eno
Babe laavu eno
Ng’omukwano guno
Ng’omukwano guno nfa
Babe laavu eno
Babe laavu eno oh ooh
Wabula kimuli kyange
Ngya kwagala mpite we ntuuka
Kimuli kyange
Ssiikugabanenga ne bwe ndwala
Kimuli kyange
Ngya kwagala mpite we ntuuka
Kimuli kyange
Sembera mpunye ku kaloosa
Ebisenge by’omutima gwo
Njagala bibe nga byetaaya
Kuba omutima gwange
Wano mpulira nnyo nga nkwetaaga
Oli muzibu nnyo okusanga
Oyakaayaka nga ttaala
Onkuumira mu ssanyu babe ndaba twesaana
Omukwano guno
Omukwano guno
Babe leeta eno
Babe leeta eno
Ng’omukwano guno
Ng’omukwano guno nfa
Babe laavu eno
Babe laavu eno ooh oh
Wabula kimuli kyange
Ngya kwagala mpite we ntuuka
Kimuli kyange
Ssiikugabanenga ne bwe ndwala
Kimuli kyange
Ngya kwagala mpite we ntuuka
Kimuli kyange
Sembera mpunye ku kaloosa
Ah see the boy dem pretty, pretty, pretty
Pretty, pretty, pretty
Ah see mi boy dem pretty, sweetie, pretty
Sweetie, pretty, pretty
Baby you for me love am into you
Ky’oŋamba darling am into you
Preserve the words as I come to you
Nkugambye laavu lino ddogo
Naye mbuuza owaaye
Olijja gyendiba nga nkuyise gwe owaaye?
Onnyambanga bwe nkuyita
Wabula kimuli kyange (eeh eeh)
Ngya kwagala mpite we ntuuka (babe)
Kimuli kyange (kimuli kyange eeh)
Ssiikugabanenga ne bwe ndwala
Kimuli kyange (Nessim Pan)
Ngya kwagala mpite we ntuuka
Kimuli kyange (eeh eeh)
Sembera mpunye ku kaloosa