Ono ye yansagula amaziga
Bwebagala omulyango yanzigulira edirisa
Ono yeyandaga ebye buziga
Bwenali e bulooba era kati nayiga
Mu mutima gwange, gwe na savinga
Abalala mubileke nze nasilinga
Mu kiro bwajikuba yono gwe ndisivinga hmmm
Sili mu cheatinga, sili mu cheatinga aah
\n
Baby mpanise nze wampambye
Nze baby mpanise manya wampambye
Baby mpanise nze wampambye
Nze baby mpanise manya wampambye
Baby mpanise nze wampambye
Nze baby mpanise manya wampambye
Baby mpanise
\n
Njagala bamanye gw’olimu kachumbali
Buli lwodekawo ondekamu omusumali
Nyongeza love kibe kali
Abandekawo bamanye nti nafuna dali
Mukwata mpola mpola alinga kyatika
Mwagalila daladala sili mugatika
Ono amukwatako lutalo lwa takka
Mpulira nga eyakazalibwa leero
Yanguwa ode eka amasanyu manji eno
Love yo ekaye omubiri guno mpulira gwekyanze
\n
Nze wampambye
Nze baby mpanise manya wampambye
Baby mpanise nze wampambye
Nze baby mpanise manya wampambye
Baby mpanise nze wampambye
Nze baby mpanise manya wampambye
Baby mpanise
\n
Baby oli namba emu mu banji bano kiriza kankwawuremu
Njagala tukumbe wamu bekiluma baffe baby nga tusa kimu
Guno omukwano gwo nze gwankunyakunya baby manyi ndi ku bibyo
Yenze mukwano gwo atalikyukakyuka nve ku side yo
Awululululu oooooh, awululululu
Awululululu oooooh
\n
Baby mpanise, nze wampambye
Nze baby mpanise manya wampambye
Baby mpanise nze wampambye
Nze baby mpanise manya wampambye
Baby mpanise nze wampambye
Nze baby mpanise manya wampambye
Baby mpanise
\n
Ebilara mubikore naye owange
Temumutambala (temumutambala)
Leka twambale lugabire tutambuze ebigele
Temumutambala (temumutambala)
Ono temumutambala
Bwenali nkaba yampa akatambala
Temumutambala
Mumuleke
Mumuleke