Bambi sigala bwotyo, nga tokyusa
Ne mpisa bera bwotyo , nga tokyusa
Style yengoye eyo, gyoba oyambala nga
Ne perfume eyo, gyoba wekuba nga
Ne smile eyo, gyo smilinga
\n
Olwa leero onsuseko
Olwa leero onyiridde nyo
Ne byebadde nkola mbibuseko
Njagala baby twogele
Olwa leero onsuseko
Olwa leero onyiridde nyo
Ne byebadde nkola mbibuseko
Njagala baby twogele
\n
Mwana gwa ompubila mu banga, olinga parachute
Ani akugamba ntino nkola bwoti
Okola byenjagala buli kisela
Mwana gwe oba osoka kumpima
Yade bagala kutwala ba kilimanyi
Babela bangeya mbu silina manyi
Naye ate nondaga nze kilimanyi
Omukwano gwo gujja kunzisa
Twogelemu, twogelemu
Nange nkuwe omkwano, nkoye okunzisa amabanja
Nyongelemu, nyongelemu
Nyongeremu omukwano nawe onyongele ekisanja
\n
Olwa leero onsuseko
Olwa leero onyiridde nyo
Ne byebadde nkola mbibuseko
Njagala baby twogele
Olwa leero onsuseko
Olwa leero onyiridde nyo
Ne byebadde nkola mbibuseko
Njagala baby twogele
\n
The more I see you, the more I love you baby
Wade katono kankolera dear
There’s a message that I sent you yesterday
I was missing you
Remember last time we ding ding ding dong
Njagala tudemu we ding ding dong
Remember last time we kiss kiss kiss kiss
Njagala tudemu we kiss kiss kiss
Omukwano kangukkuwe omanye nze nsinga
Obwedda nkulinze nga era nkwesunga
\n
Olwa leero onsuseko
Olwa leero onyiridde nyo
Ne byebadde nkola mbibuseko
Njagala baby twogele
Olwa leero onsuseko
Olwa leero onyiridde nyo
Ne byebadde nkola mbibuseko
Njagala baby twogele