(Intro)
\n
Sean
Sean Beats
Alimpa mukwano again
Da Dee, Da Dee, Hmmm
Alimpa nnyimuse
\n
Guno omukwano
Guno omukwano oh
Guno omukwano
Guno omukwano
\n
(Chorus)
\n
Guno omukwano sigwampaka
(Eno ewange sigwakukaka)
Guno omukwano sigwampaka
(Eno ewange sigwakukaka)
Guno omukwano sigwampaka
(Eno ewange sigwakukaka)
Guno omukwano sigwampaka
(Eno ewange sigwakukaka)
\n
(Verse)
\n
Ndikwagala ppaka ennyanja lw’erikalira amazzi (Eno ewange sigwakukaka)
Akayamba lwe kalifuuka emmale ndikujjukiza (ndikujjukiza)
Nti omukwano ogwaffe magumba na nnyama (nnyama)
Omukwano ogwaffe teguligwawo magumba na nnyama ah
Ndikwagala ndikwesigaliza
Ng’ekibunoomu ndikwerabira
Nze ndibeerawo nze nkulabe
Nze kitangaala ky’omusana
Ojjangako ewaka eno gye nsula nsula mu kizikiza jangu ojje ondabe
Enjala ngisiibye ebbanga liweze, hmmm
Buli wentunula sikulengera wannimba (wannimba)
Buli wentunula sikulengera wannimba munnange yanguwa
\n
(Chorus)
\n
Guno omukwano sigwampaka
Eno ewange sigwakukaka
Guno omukwano sigwampaka
Eno ewange sigwakukaka
Guno omukwano sigwampaka
Eno ewange sigwakukaka
Guno omukwano sigwampaka
Eno ewange sigwakukaka
\n
(Verse)
\n
Oluggi lw’omutima lwo naluggula
Buli wooyagaliranga munnange yingira
Awo ndibeerawo awo
Ku lulwo nga nkulinze Alimpa awo (awo)
Balinsimira awo, ndifiira awo
Waakiri ogiranga n’onnimba okwagala nootanjatuliranga mbu dear onkooye
Ogiranga n’onnimba okwagala (aah)
Waakiri ogiranga n’onnimba okwagala nootanjatuliranga nti dear onkyaye
Omukwano gwo gyendi gwannema okupima nze ne bw’onkuba era nziruka eyo gy’oli
\n
(Chorus)
\n
Guno omukwano sigwampaka
Eno ewange sigwakukaka
Guno omukwano sigwampaka
Eno ewange sigwakukaka
Guno omukwano sigwampaka
Eno ewange sigwakukaka
Guno omukwano sigwampaka
Eno ewange sigwakukaka
\n
(Chorus)
\n
Guno omukwano sigwampaka
Eno ewange sigwakukaka
Guno omukwano sigwampaka
Eno ewange sigwakukaka
Guno omukwano sigwampaka
Eno ewange sigwakukaka
Guno omukwano sigwampaka
Eno ewange sigwakukaka