E-e-Eddy Dee, Ronnie Ayi, awu, Alimpa
Ntegese obugambo
Mukwano njagala obuwulire
Ndi eno ku miguwa
Ela nze njagala onsumulule
\n
Nkwagala ebisooka n\'ebiridawo
Mukwano tonyumya bikabya
Ne ku byendowooza ebiritukawo
Mumaaso mulimu ekidaala
Byenkugamba mwatu mbijja munda
Mu mutima tubifuule kyama
Keebe golofa totya guma
Nja mala ngizimbe tobiyita byangu
\n
Love laba ensiira ddala obugere
N\'akamere nesirya
Ondwaaza laba onfudde na mulalu
Eno ninga eyawutuka
\n
Mugulu oba munsi
Ndayira obutakuleka wansi
Topapa na byansi
Ndayira obutakuleka wansi
Mugulu oba munsi
Ndayira obutakuleka wansi
Topapa na byansi
Ndayira obutakuleka wansi
\n
Amatu ku balala ngazibye
Mpulira gwe kyongamba
Ne bwalibeera musilikale nga yakukuma
Talina nze kyangamba
Ekintu kyangu nyo okunjagala ng\'olwo mpona
Nze njagala ne bwotanjagala muli ba bula
\n
Love laba ensiira ddala obugere
N\'akamere nesirya
Ondwaaza laba onfudde na mulalu
Eno ninga eyawutuka
\n
Mugulu oba munsi
Ndayira obutakuleka wansi
Topapa na byansi
Ndayira obutakuleka wansi
Mugulu oba munsi
Ndayira obutakuleka wansi
Topapa na byansi
Ndayira obutakuleka wansi
\n
Ntegese obugambo
Mukwano njagala obuwulire
Ndi eno ku miguwa
Ela nze njagala onsumulule
\n
Nkwagala ebisooka n\'ebiridawo
Mukwano tonyumya bikabya
Ne ku byendowooza ebiritukawo
Mumaaso mulimu ekidaala
Byenkugamba mwatu mbijja munda
Mu mutima tubifuule kyama
Keebe golofa totya guma
Nja mala ngizimbe tobiyita byangu
\n
Love laba ensiira ddala obugere
N\'akamere nesirya
Ondwaaza laba onfudde na mulalu
Eno ninga eyawutuka