Alexander Mbuge Power records
We know we kill it TNS
\n
Wanyanula wanzijayo mu katandaalo ye ehh!
Baali banjerega naye yegwe yanzijamu ekyaalo a ahh!
Omukwano kuzanyirira bisigadde bya mu katabo beibeh!
Bino si bya kupangirira
Mbu ate wano kano kafuna ate kali tekafuna
\n
What if I tell to you that I love you
Nti yenze mukyaalo wo mu birooto
Love triangle oba nga azanya ludo
Muzannyo gwa Maradona Ronaldinho
\n
Baby wankuba enyanda
Wampereza signal ayi ayi
Ondi eli munda
Onzinisa mazina ga Tekno nti baby pana
Nze wankuba enyanda
Wampereza signal ayi ayi
Ondi eli munda
Onzinisa mazina ga Tekno Nti baby pana
\n
Si lugambo, si lugambo
Omukwano gwo gunkunya nga ekyangwe
Nze manyi nti one day
Lulikya nga mukama akumpadde baby boy
Si seka nti oba akaboozi kanyuma
Naye eddoboozi lyo, lye linyonyogera
Bintabula, bimpomera, bimpanvuya bintadde mu kkomera
\n
Onzijukiza omukwano guli ogwa liddo
Nga tuzannya omweeso ne luddo
Twali eri mu love corridor
Nga tuyimba no buyimba bwa Davido
Nti fia fia burn dem
\n
Wampereza signal ayi ayi
Ondi eli munda
Onzinisa mazina ga Tekno nti baby pana
Nze wankuba enyanda
Wampereza signal ayi ayi
Ondi eli munda
Onzinisa mazina ga Tekno nti baby pana
\n
What if I tell to you that I love you
Nti yenze mukyaalo wo mu birooto
Love triangle oba nga azanya ludo
Muzannyo gwa Maradona Ronaldinho
\n
Si seka nti oba akaboozi kanyuma
Naye eddoboozi lyo lye linyonyogera
Lintabula, limpomera, limpanvuya lintadde mu kkomera
\n
Onzijukiza omukwano guli ogwa liddo
Nga tuzannya omweeso ne luddo
Twali eri mu love corridor
Nga tuyimba ne obuyimba bwa Burna Boy
Nti yeah yeah yeah yeah yeah yeah yeah yeah
Wampereza signal ayi ayi
Ondi eli munda
Onzinisa mazina ga Tekno nti baby pana
Nze wankuba enyanda
Wampereza signal ayi ayi
Ondi eli munda
Onzinisa mazina ga Tekno nti baby pana
\n
Baby wankuba enyanda
Ondi eli munda
Baby wankuba enyanda