Oli eyo naye tomanyi biffa eno
Ndwaala nsikondoka gwe bwotaba eno
Olwo olumu singa ojjako eno
Ooh oh mukwano
Eeh eh mukwano
Oli eyo naye tomanyi biffa eno
Ndwaala nsikondoka gwe bwotaba eno
Olwo olumu singa ojjako eno
Ooh oh mukwano
Eeh eh mukwano
Onfudde musilu naganga
Obusungu nina bwa numba
Ompabiza n onjolonga
Onswaazizza n onjolonga
Gwe jangu I will show you what a gwuan
Newekuba kuddaka, I will run am to rush
Try me would you give me your trust
Ontambuzza nzimbye ebigere
Onvugira muli nga kengere
Wenakusobya please am sorry
Onkuba nyo ondeese ambaleee eh
Oli eyo naye tomanyi biffa eno
Ndwaala nsikondoka gwe bwotaba eno
Olwo olumu singa ojjako eno
Ooh oh mukwano
Eeh eh mukwano
Nakupenda saana
Nkwegomba newoolaba nkuwaana
Olowooza sikusaana
Nkwaagala era onkolera
Ekikula kyo muba temumanyi kyemwagala
Ondese bute kasoli mwokye ku bbala
Nkulaba mu black and white
Ssi mu colour ooh oh
Me no care what dem say
Singa buli kyebayogera nkugamba
Nze onsede njabise gwe gwendoopera oli eyooo ooh
Oli eyo naye tomanyi biffa eno
Ndwaala nsikondoka gwe bwotaba eno
Olwo olumu singa ojjako eno
Ooh oh mukwano
Eeh eh mukwano
Oli eyo naye tomanyi biffa eno
Ndwaala nsikondoka gwe bwotaba eno
Olwo olumu singa ojjako eno
Ooh oh mukwano
Eeh eh mukwano
In Uganda we say nkwetaga
Era akukwatako mutema bulago
Nkuyagala ate sisaaga
Love ewange yafuuka bbago
Omutima wagujuza bisago
Ontambuzza nzimbye ebigere
Onvugira muli nga kengere
Wenakusobya please am sorry
Onkuba nyo ondeese ambaleee eh
Oli eyo naye tomanyi biffa eno
Ndwaala nsikondoka gwe bwotaba eno
Olwo olumu singa ojjako eno
Ooh oh mukwano
Eeh eh mukwano
Oli eyo naye tomanyi biffa eno
Ndwaala nsikondoka gwe bwotaba eno
Olwo olumu singa ojjako eno
Ooh oh mukwano
Eeh eh mukwano