(Intro)
\n
Mulirwana
Buli kyokola
Buli kyokola ondya
Jungle
Mulirwana, manya buli wolina okoma
Nze kuba kale
Shena S.K.I.E.S
\n
(Verse)
\n
Mulirwana toli fair
Bwondaba nomwenyeza
Nze omutima nobikula
Nkusaba ndeka tobinkola, ndeka
Tell me what you want in there
Eyo mu mutima gyobikula
Kasaale k’omukwano wantimpula
Nze nemanyi tontinkula ndeka
My neighbour
\n
(Hook)
\n
Mulirwana
I see you in every corner
Ngezezako nkwewale
Naye bigaana, eeh
Mulirwana
Obunya obusonda, yeah
Amazima ontadde ku kaliro
Ooooh aaah yeah
\n
(Chorus)
\n
Mulirwana buli kyokola
Buli kyokola ondya
Ooh, guno muliro
Mulirwana, manya buli wolina okoma
Nze kuba kale nfa
Ontadde ku muliro
Mulirwana buli kyokola
Buli kyokola ondya
Ondya bwongo oouuooh
Mulirwana, manya buli wolina okoma
Nze kuba kale nfa (Krazy)
\n
(Verse)
\n
Bwonyumya nebitansesa binsesa
Byembadde ngoba bindeka
Ontunuza ago amaaso ga give me some
Give me some, give me some love
N’emipiira gyo ngyepena
Even when you call me I miss your call
Because I just might tell you kiss me now
Kiss me now, kiss me now, ooh
Neighbour, neighbour
Daily I think of my neighbour
I’m in love with my neighbour
Am in love with you neighbour
Oooh, neighbour, neighbour
I think of you in my lair
Kyoka gwe
Amazima ontadde ku kaliro
Oooh aah yeah
\n
(Chorus)
\n
Mulirwana buli kyokola
Buli kyokola ondya
Ooh, guno muliro
Mulirwana, manya buli wolina okoma
Nze kuba kale nfa
Ontadde ku muliro
Mulirwana buli kyokola
Buli kyokola ondya
Ondya bwongo oouuooh
Mulirwana, manya buli wolina okoma
Nze kuba kale nfa
\n
(Hook)
\n
Mulirwana
I see you in every corner
Ngezezako nkwewale
Naye bigaana, eeh
Mulirwana
Obunya obusonda, yeah
Amazima ontadde ku kaliro
Ooooh aaah yeah
\n
(Outro)
\n
Mulirwana buli kyokola, yeah
Buli kyokola oh ya oh ya oh ya oh ya
Mulirwana, oooh no!
Nze kuba kale nfa