0:00
3:02
Now playing: Kiki Ekiganye

Kiki Ekiganye Lyrics by Shena Skies


(Intro)

\n

Baby obuzeewo (Shena Skies)
Baby obuzeewo (Omutujju) (Grate Make)
Baby obuzeewo (Dr. Powerz On Da beat)
Baby obuzeewo

\n

(Verse: Both)

\n

Wootali omubiri gubuuza
Ani akupoteza ayagala okunsunza?
Anti gwe birungo ewange
Ka chai kabe ng’omululuuza
Ebirowoozo binzita tebiŋanya kulya
Tebiŋanya tulo tebinzikiriza
Kinyegenyaamu baby
Kibuzeemu empagi

\n

(Pre-Chorus: Shena Skies)

\n

Oh I miss you my babe ntaawa (Nange bwentyo)
Bwotangabirira ndya wa?
Nga tonatuuka olwa wa?
Njagala mmanye ova wa?

\n

(Chorus: Both)

\n

Kiki ekiganye?
Baby obuzeewo, baby obuzeewo
Ate olutuuse?
Baby obuzeewo, baby obuzeewo
Kiki ekiganye
Obuzeewo baby, gwe wano obuzeewo
Ate olutuuse?
Baby obuzeewo, baby obuzeewo

\n

(Verse: Gravity)

\n

Mukwano w’okubidde nga nange nkulowooza
Naye embeera y’emirimu essimu tugiwummuza
Bwotakozesa mutwe wesanga tofisizza
Gino emirimu gya ofiisi ginkozezza
Ne kati ndi ne boss akyaliko by’ambuuza
Waliwo General Meeting gy’atuuzizza
Mbu container e Mombasa baazibuzizza
Kaakati ankazaakaza mbu yenze nasobezza
Mukwano eby’emirimu wandinzikirizza
Bwe nkomawo nga ndwadde bye bindwazizza
Nkozesa mutwe okubala obwongo ne mbuzunza
Kanzire ne munda kati mbeeko bye ntereeza

\n

(Chorus: Both)

\n

Kiki ekiganye?
Baby obuzeewo, baby obuzeewo
Ate olutuuse?
Baby obuzeewo, baby obuzeewo
Kiki ekiganye
Obuzeewo baby, gwe wano obuzeewo
Ate olutuuse?
Baby obuzeewo, baby obuzeewo

\n

(Verse: Shena Skies)

\n

Waliwo ekitali kituufu (ekiriwa?)
Otadde yellow mu bimyufu (vvaawo naawe)
Baby you’re miles away
Baby I miss you here
Naddala mu kiro
Ng’obudde busiriikiridde (I know)
Mba simanyi kidiridde
Buli lwe bunzibako
Nemanya ekitangaala yegwe

\n

(Pre-Chorus: Shena Skies)

\n

Oh I miss you my babe ntaawa (Nange bwentyo)
Bwotangabirira ndya wa?
Nga tonatuuka olwa wa?
Njagala mmanye ova wa?

\n

(Bridge: Gravity Omutujju)

\n

Kiki ekiganye? (Baby obuzeewo)
Wandinzikirizza
Bwe nkomawo nga ndwadde bye bindwazizza (Baby obuzeewo)
Ate olutuuse? (Baby obuzeewo)
Nkozesa mutwe okubala obwongo ne mbuzunza (Baby obuzeewo)
Kanzire ne munda kati mbeeko bye ntereeza (Baby obuzeewo)

\n

(Outro: Both)

\n

Kiki ekiganye
Obuzeewo baby, gwe wano obuzeewo
Ate olutuuse?
Baby obuzeewo, baby obuzeewo
Kiki ekiganye
Ntaawa
Nze ntaawa
Ate olutuuse?
Olwa wa?
Olwa wa?



About the song "Kiki Ekiganye"

Kiki Ekiganye” is a song written and performed by Shena Skies and Gravity Omutujju. It was produced by Dr. Powerz On Da Beat, and released through Jungle and Company on December 21, 2019.

Shena Skies Singles