0:00
3:02
Now playing: Akuwakanira

Akuwakanira Lyrics by Stream Of Life Choir


(Verse 1)

\n

Mulaba bebalekera eddaame
Babeesiga nnyo baba baamukwano
Nebasalawo babikyangee
Mubisoma mu mawulire
Sikyooo
Bakyusakyusamu namannya
Nebimu ne batabiggyayo
Kisaana bewuwo obagambe
Ku mmaali eyakutuyanya
Ngyogera nabalina akatijjo
Nga buli kikyo okigamba oyo
Ne nnamba ya bbaawo togimuwa
Ekyo nkirese kye mmanyi omanyi
Sikyooo
Ekyama kyokuumye kyotayagala tumanye
Nkusaba nakyo tokinyumyanga
Lwoli kinyumya tulikifuna
Nekifo we wamugambira

\n

(Chorus)

\n

Akuwakanira muganda woo
kuba akaseko tekeesigwa
Oli okuggyako enjeru mubwangu
Ogamba tasekangako mu bulamu bwe
Obibanyumiza bwe mwawukaa
Bakuba masimu ku radio
Nti mwali mumanyi muli na muntu
Mulaba byasuza kale munda

\n

(Chorus)

\n

Akuwakanira muganda woo
kuba akaseko tekeesigwa
Oli okuggyako enjeru mubwangu
Ogamba tasekangako mu bulamu bwe
Obibanyumiza bwe mwawukaa
Bakuba masimu ku radio
Nti mwali mumanyi muli na muntu
Mulaba byasuza kale munda

\n

(Verse 2)

\n

Abo enkwe bazirya bwe beefumbya
Bwobaako byoleka mundayo
Akutta nga yeefudde akuuma
Beebo betubeeramu y\'ensi
Agalula nokyuka naamwenya
Neyeefuula abaddeko kyagamba
Abantu bomwenyeza balabe
Bw\'okiyiga tobeepena beebo
Abo enkwe bazirya bwe beefumbya
Bwobaako byoleka mundayo
Akutta nga yeefudde akuuma
Beebo betubeeramu y\'ensi
Agalula nokyuka naamwenya
Neyeefuula abaddeko kyagamba
Abantu bomwenyeza balabe
Bw\'okiyiga tobeepena beebo

\n

(Chorus)

\n

Akuwakanira muganda woo
kuba akaseko tekeesigwa
Oli okuggyako enjeru mubwangu
Ogamba tasekangako mu bulamu bwe
Obibanyumiza bwe mwawukaa
Bakuba masimu ku radio
Nti mwali mumanyi muli na muntu
Mulaba byasuza kale munda

\n

(Chorus)

\n

Akuwakanira muganda woo
kuba akaseko tekeesigwa
Oli okuggyako enjeru mubwangu
Ogamba tasekangako mu bulamu bwe
Obibanyumiza bwe mwawukaa
Bakuba masimu ku radio
Nti mwali mumanyi muli na muntu
Mulaba byasuza kale munda

\n

(Outro)

\n

Nti mwali mumanyi muli na muntu
Mulaba byasuza kale munda
Nti mwali mumanyi muli na muntu
Mulaba byasuza kale munda
Nti mwali mumanyi muli na muntu
Mulaba byasuza kale munda