0:00
3:02
Now playing: Omubiri

Omubiri Lyrics by Stream Of Life Choir


Werabira nti byansi kale
Werabira fufu kale
Omubiri guno negukutu
Ngambye omubiri guno mutemu
Abaali abamanyi n\'okirawo
Samson yali Delilah akyaye
Omubiri guno muzibu nyo
Ngambye omubiri guno mutemu
Munkukutu gukuwaga kale
Kyoka n\'oswalira mulukale
Nkugambye omubiri guno muzibu
Topapa gukukeneka opimamu

\n

Anti awo oooh
Ekivamu nga gwo gwegonza
Gwakula awo, byegutesa
Obwongo tegukuganya ku bubuza
Anti awo oooh
Ekivamu nga gwo gwegonza
Gwakula awo, byegutesa
Obwongo tegukuganya ku bubuza

\n

Gwe gutumeza endali nosanga
Omusajja adde kumunewe
Obusungu n\'obukyeyi obwo
Nga olwo gukuwaga n\'oswaluka
Gu kulesawo omukyala n\'abaana
Nonayiza owabandi
Wotagugema gukukozesa ebive
Nonyomebwa abakutunulira
Kyanakku toyinza nakugwenganga
Mukawu guyoya butwa gweno butta

\n

Anti awo oooh
Ekivamu nga gwo gwegonza
Gwakula awo, byegutesa
Obwongo tegukuganya ku bubuza
Anti awo oooh
Ekivamu nga gwo gwegonza
Gwakula awo, byegutesa
Obwongo tegukuganya ku bubuza

\n

Nze kangwe wooli
Sikuyinza
Mukawu ekisuse ngulese gyoli
Nsaba omufule muntu munda
Awatefu
Kubanga mugwo
Temuli kalungi

\n

Anti awo oooh
Ekivamu nga gwo gwegonza
Gwakula awo, byegutesa
Obwongo tegukuganya ku bubuza
Anti awo oooh
Ekivamu nga gwo gwegonza
Gwakula awo, byegutesa
Obwongo tegukuganya ku bubuza

\n

Nkugambye omubiri guno muzibu nyo
Topapa gukukeneka opimamu
Nkugambye omubiri guno muzibu nyo
Topapa gukukeneka opimamu
Nkugambye omubiri guno muzibu nyo
Topapa gukukeneka opima
Gwakula awo, byegutesa
Obwongo tegukuganya ku bubuza
wabula awooo byegutesa abwongo tevuganya gububuza