T.O.N tukwanirizza mu struggle
Eno eno boyi ewali evvako
Muwala, ki weeyerusa mu struggle?
T.O.N
Suspect Leizor
Eh, tuli mu struggle (eh eh)
Eno tuli mu struggle (eeh)
Omuzannyo guve mu struggle (eh eh)
Naddala ki weeyerusiza mu struggle? (eeh eh)
Gundi tuli mu struggle (eh eh)
Ffe eno tuli mu struggle (eh)
Omuzannyo guve mu struggle
Owoza oli lubuto nga tuli mu struggle!
Muwala, webbyula biki mu struggle? (wangi)
Oyagala kutujja ku mulamwa?
Olubuto ofuna lwaki mu struggle? (hmmm!)
Olinga atakimanyi tuli mu struggle!
Gwe, omanjiza ki mu struggle? (hmmm)
Nviira sikuggwa mu bulago
Baby, oyombera ki mu struggle?
Mbu saasuze waka nga nasuze mu struggle
Kati okwanira ki mu struggle? (hmmm)
Gwe atalina ssente osiba vvako
Omulondo, olya gwaki mu struggle? (hehe)
Oyimirira biki mu struggle? (haha)
Eh, tuli mu struggle (eh eh)
Eno tuli mu struggle (eeh)
Omuzannyo guve mu struggle (eh eh)
Naddala ki weeyerusiza mu struggle? (eeh eh)
Gundi tuli mu struggle (eh eh)
Ffe eno tuli mu struggle (eh)
Omuzannyo guve mu struggle
Owoza oli lubuto nga tuli mu struggle!
Struggle y’empuuba
Tolina ky’oŋamba
Ninze bikyukemu
Nange mbeeko kye ŋamba
Ne bwe batulumba
Struggle ku kitimba
Ebbaala zakyuka
Kati zadda mu nnyumba, yeah
Naye tuzinemu ssi ka struggle (maama)
Eby’amaja bibuuze Peter (eh)
Twawunga tuli bi makedo
Naye tunyirira tetumanyi bu model
Landiloodi akkeera
Alusa zikkeera
Bu ex bunnoonya
Nga buzze n’obwana
Ba kadaama bankwana
Tebavaako ssente
Kati ndi ku ssaala
Bi struggle bintwala
Eh, tuli mu struggle (eh eh)
Eno tuli mu struggle (eeh)
Omuzannyo guve mu struggle (eh eh)
Naddala ki weeyerusiza mu struggle? (eeh eh)
Gundi tuli mu struggle (eh eh)
Ffe eno tuli mu struggle (eh)
Omuzannyo guve mu struggle
Owoza oli lubuto nga tuli mu struggle!
Kati okwanira ki mu struggle? (hmmm)
Gwe atalina ssente osiba vvako
Omulondo, olya gwaki mu struggle? (hehe)
Oyimirira biki mu struggle? (haha)
Naye tuzinemu ssi ka struggle (maama)
Eby’amaja bibuuze Peter
Twawunga tuli bi makedo
Naye tunyirira tetumanyi bu model
Eh, tuli mu struggle (eh eh)
Eno tuli mu struggle (eeh)
Omuzannyo guve mu struggle (eh eh)
Naddala ki weeyerusiza mu struggle? (eeh eh)
Gundi tuli mu struggle (eh eh)
Ffe eno tuli mu struggle (eh)
Omuzannyo guve mu struggle
Owoza oli lubuto nga tuli mu struggle!