T
Okusula ewaka ngumilamu batoni
Okakasa
Ngumilamu batoni
Zo party zafuka daily routine
Suspekt Leizor
TON
Mulinze bidde?
Abali ewaka mulinze bidde?
Tusimbude eno mwe mulinze bidde?
Abali ewaka mulinze bidde?
Eno tusimbude mwe mulinze bidde?
Abali ewaka mulinze bidde?
Ffe tusimbude eno mwe mulinze bidde?
Abali ewaka mulinze bidde?
Ffe tusimbude mwe mulinze bidde?
Boy temumanyi kili eno
Abasilikale tunywa nabo eno
Temumanyi kili eno
Lego big tune naye yasuze eno
Bali bamanyi omwaka gutusaze
Naye kukili wano guno tugusaze
Abana ebintu nga tubikoze
Similimu, party ze zitufula busy
Kati bebase, naye tebamanyi kili eno
Bakazi bamwe tulinabo eno
Temumanyi kili eno
TON naye yasuze eno
Okusigala ewaka ngumilamu batoni
Hhmm... ngumilamu batoni
Zo party zafuka daily routine, daily routine
Naturally, tuli bar made tukuba A to Z
Wetuteyagalile wano tugende Tz?
Dj yongeza base tulumye ku batesi
Wano twaze ku date bouncer gaala gate
A.a.a apina kisita kata fasta fisita
Apina kasta fista kafasta
Apina kisita monster amasa majja de don
Kata banger fasta fasta
Awatali kikili I can't be happy
Sisigala waka neda wapi, wapi
Ki bestie kizina darty
Good energy is all we gat
Kati bebasse, naye tebamanyi kili eno
Bakazi bamwe tulinabo eno
Temumanyi kili eno
TON naye yasuze eno
Abafa bapapa ebyana byetala
Tuli luno mumulembe ggwasoba
Abafa bapapa byana byetala
Ffe tuli mumulembe ggwasoba