P.7 naffuna kyenda
Senior four nejibuka nentula emikaga
Eyo naffuna myenda gyoka
Paka ku university gye naffuna eminana
Nali nga waana kubana ana
Nga wenkoze obulungi mbela wa asatu mu mwenda
Nga olwonetuseka party nebakola
Kuba kujaguza enkoko nebasala
Olukiko lwekika nduyita ne tukulo
Ebisoda soda bi bear ne tukubwa
Olukiko lwekika nduyita ne tukulo
Ebisoda soda bi bear ne tukubwa
Nze obukazi bwoluzungu kale bwantama
Zi I love you yes I need you
I want to marry you kale I miss you
Ah so me I catch you
Ah I mean to dance you
To have you then cheat you
Ah after I leave ahh!!
A lot of people say nze ndi romatic
Strategically physically dramatic
King mu kano akazanyo alien yaze naye naffe twaze