0:00
3:02
Now playing: BAMANJA

BAMANJA Lyrics by TomDee UG


Ehh bamanja
Challenger bamanja
Int- A TomDee TomDee to the Eee (International)

\n

Eeh, okwosa ejjo rwaganye (bamanja)
N\'olwejjo lwaganye (bamanja)
Olwalero lwaganye (bamanja)
Kyoka nga nenkya (bamanja)

\n

Okwosa ejjo rwaganye (bamanja)
N\'olwejjo lwaganye (bamanja)
Olwalero lwaganye (bamanja)
Kyoka nga nenkya (bamanja)

\n

Kirabika waliwo andoga
Ate nga ali ku lusozi wagulu anengera
Eeh, mbeera ntya nga sisetuka
Nga n\'omukisa gwenyini ogwange gwabula
Landlord mu nyumba yangobye
Maama Nakka ku katogo woteri bangobye, ah!
Kyoka ne ku mulimu bangobye
Kirabika ne mukama katonda yangoba, eh!
Plan ze Saudi zaagaana
Sirina ndaga muntu
Passport byagaana, eh!
N\'abampola akasente bagaana
Ab\'eŋŋanda ab\'emikwano boona bagaana, eh!
Ba senga b\'ewa taata bamanja
Ba kojja b\'ewa maama bampola era bamanja, eh!
Kale ekika era kyonna kimanja
Olaba n\'abazadde benyini, bamanja

\n

Eeh, okwosa ejjo rwaganye (bamanja)
N\'olwejjo lwaganye (bamanja)
Olwalero lwaganye (bamanja)
Kyoka nga nenkya (bamanja)

\n

Okwosa ejjo rwaganye (bamanja)
N\'olwejjo lwaganye (bamanja)
Olwalero lwaganye (bamanja)
Kyoka nga nenkya (bamanja)

\n

Hmm, kati omuzira kisa ampole
Naawe alina yo akalimu mpita nkole, eh!
N\'abandoga boyi mumpowe
Nange nfune mu akasente nange mbyekole, aah ah!
Sikyebaka anti renting
Bilowoozo bingi thinking of eating, eh!
Abamanja be forgiving
Era nkomewo mumpole the art of giving
Musically nafuuka giant
Toyina kyoja kunkola era sigala mu comment
Mufubye nyo okufuna content
Kumanya ko abantu kyoka nga bababanja

\n

Eeh, okwosa ejjo rwaganye (bamanja)
N\'olwejjo lwaganye (bamanja)
Olwalero lwaganye (bamanja)
Kyoka nga nenkya (bamanja)

\n

Okwosa ejjo rwaganye (bamanja)
N\'olwejjo lwaganye (bamanja)
Olwalero lwaganye (bamanja)
Kyoka nga nenkya (bamanja)

\n

Ba senga b\'ewa taata bamanja
Ba kojja b\'ewa maama bampola era bamanja, eh!
Kale ekika era kyonna kimanja
Olaba n\'abazadde benyini, bamanja

\n

TomDee bamubanja
Challenger bamubanja
Ffena batubanja
Kyoka nga bamanja
Kigozi
Kigozi
Esaawa yoona
Kasita owulira emiranga
Ng\'omanya challenger agikubye
Okitegede
Cha... Challenger Pro
Mbamaze
Mpozi nabagamba nkomawo
Katino nkomawo ebiri serious